TOP

Njagala kwezza buggya

By Musasi wa Bukedde

Added 21st April 2017

Ssenga njagala kwezza buggya naye nkole ntya? Mpulira nti osobola okukyusa embeera mu bukyala.

Ssenga1 703x422

Mpulira nti osobola okukyusa embeera mu bukyala. Mwana wange kiki ddala ky’oyagala kukyusa mu bukyala?

Oli mugazi ng’oyagala kufunda? Omukyala yenna oli waddembe okukyusa endabika y’embugo oba n’obukyala.

Abamu basalawo okwemwa ne kutasigala kaviiri konna. Abalala beemwa mu sitayiro ne baleka wakati.

Okufunza obukyala kikulu naddala bw’obeera omugazi. Obugazi businga kuva ku kuzaala n’ototungibwa bulungi oba okutandika okwegatta ng’oli muwala muto.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gala 220x290

Aba ManCity tebajulira Bravo

CLAUDI Bravo ayolekedde okuvundira ku katebe mu Man City oluvannyuma lw’Omubrazil Ederson, eyaakagulwa mu Benfica...

Gobwa1 220x290

Owa Leicester City akwatiddwa ku...

Leicester, eyawangula Premier mu sizoni ya 2015-16 efuumudde omutendesi Craig Shakespeare olw’okulemwa okulinnyisa...

Waga 220x290

Liverpool etimpudde Maribor ggoolo...

OMUTENDESI wa Liverpool, Jurgen Klopp atenderezza abazannyi be obuteesaasira nga bawuttula Maribor eya Slovenia...

Banga 220x290

'Real Madrid egule Harry Kane'...

EYALIKO Pulezidenti wa Real Madrid, Ramon Calderon awadde abakungu ba ttiimu eno amagezi, okugula Harry Kane okumuggya...

Pala 220x290

Engeri gy’osaggula omukwano mu...

ABASAJJA bangi mulemwa okusaggula obuwoomi bw‛akaboozi ate ne mwekwasa ng‛abakazi bwe batabacamudde, so ng‛ensobi...