TOP

Lwaki abawala banyooma?

By Musasi wa Bukedde

Added 19th May 2017

SIMANYI kye naba naye abawala kirabika bannyooma anti buli gwe nkwana agaana. Nkole ntya?

Ssenga1 703x422

Obakwana ne bakugaana oba tebaagala kubeera naawe mu mukwano? Abavubuka n’abasajja abamu balowooza nti buli gw’akwana alina okukikkiriza.

Bw’okwana olina okukimanya nti asobola okugaana naye tekitegeeza nti akunyooma oba takwagadde, wabula aba yeetaaga obudde yeerowooze.

Ekirala era bw’oyagala okwegatta n’omuwala n’agaana era kimanye nti asobola okugaana.

Abawala oba abakazi baagala omusajja akwana ng’akuteekamu ekitiibwa era ng’akikola n’obwegendereza.

Si bunyoomi naye ndowooza mbeera yo. Ekirala olabika weenyooma era kizibu omuwala okukkiriza omuntu bwati.

Buli mukyala ayagala omusajja nga muvumu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lum1 220x290

LUMAAMA Francis alabudde abantu...

LUMAAMA Francis alabudde abantu okukomya okwetundako ebinja

Seg1 220x290

Omusibe afiiridde mu kaduukulu...

Omusibe afiiridde mu kaduukulu asattiza Poliisi y'e Namanve

Mus1 220x290

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo...

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo Polisi emunoonya

Kub1 220x290

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde...

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde ekibadde kimubuzizza

Mob1 220x290

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza...

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza ku mulimu lwa kwambala mmini