TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Mukazi wange yazaalira ku myezi munaana gyokka

Mukazi wange yazaalira ku myezi munaana gyokka

By Musasi wa Bukedde

Added 13th June 2017

MUKYALA wange yafuna olubuto naye yazaala lwa myezi munaana, kino kyava ku ki?

Newsengalogob 703x422

MUKYALA wange yafuna olubuto naye yazaala lwa myezi munaana, kino kyava ku ki?

Osobola okuzaala omwana nga tannatuuka. Era kino bwe kibaawo, omwana ono abasawo bamukuuma bulungi era balina okulaba nti afuna ebbugumu erimumala.

Kale mwana wange kino kibaawo era ebintu bingi ebikireeta, omuli; ebizibu mu nnabaana ng’endwadde.

Ate oluusi nnabaana atandika okusindika omwana ate nga tannatuusa kufuluma.

Ate oluusi mwana wange abawala oba abakyala tebamanyi kubala nnaku bulungi.

Ate n’ekirala newankubadde omwana azaalibwa ku myezi mwenda, oluusi ayinza okuyita ku myezi omwenda ate oluusi n’azaalibwa nga teginnawera. Kale kino kya butonde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte