TOP

Njagala omusajja anantwala ku Hijja

By Musasi wa Bukedde

Added 11th July 2017

Njagala musajja nga Musiraamu nnyo, atya Katonda, omukkakkamu, omusuubuzi, ow’emyaka 30- 50 nga mwetegefu okunkolera Hijja, okunkuba embaga n'okumpa amahale nga ssi muyombi.

Hijja1 703x422

Abrah Birungi

Hajjati weebale kunyirira!
Kitiibwa kya Allah
 
Mpozzi ggwe ani?
Nze Abrah Birungi
 
Biki ebikunyiriza?
Seewa situleesi
 
Obeera wa?
Ntungamu
 
Okola mulimu ki?
Nsoma bya nviiri
 
Olina emyaka emeka?
Ndi wa myaka 25.
 
Olina abaana bameka?
Sizaalangako.
 
Omusajja gw’oyagala bisaanyizo ki by’alina okubeera nabyo?
Njagala musajja nga Musiraamu nnyo, atya Katonda, omukkakkamu,
omusuubuzi, ow’emyaka 30- 50 nga mwetegefu okunkolera Hijja,
okunkuba embaga n'okumpa amahale nga ssi muyombi.
 
Abakwetaaze bakufunye batya?
Bakube 0758807360.

NZE Abaasi Ssali 28. Mbeera Makindye. Neddira Mutima. Nnina omwana omu. Ndi musuubuzi wa birime. Nnoonya omukazi alina ku ssente, ow’emyaka 30- 45,alina empisa ng’ali siriyaasi. Kuba 0752208727.

Nze Paul. Mbeera Wandegeya. Nnoonya sugammami omulungi, alina laavu nga wa myaka 30-45. Nze nnina emyaka 26. Kuba 0791672712.

Nze Ssentamu. Njagala omukyala omutuufu. Nze nnina emyaka 30. Kuba 0782250124.

Nnina emyaka 24. Nnoonya omukyala nga wa myaka 18-22. Ndi ku ssimu 0793126707.

Nze Fred. Mbeera Bukoto. Ndi ddereeva. Nnoonya omukyala atanywa mwenge nga si mwenzi. Tujja kwekebeza musaayi. Kuba 0756696684.

Nze Robert. Njagala omukyala Omuganda, akola ng’ali wakati w’emyaka 22-25. Kuba 0706551991.

Nnoonya omukyala owokuwasa nga muserikale, mupoliisi oba omuserikale w’amakomera. Kuba 0392896424 oba 0702870303.

Nze Michael. Nnina emyaka 30. Nnoonya omukyala omulungi, owokuwasa, ow’emyaka 20-29 nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Saagala muyaaye. Kuba 0704490866.

Nze Ronnie. Nnina siriimu era ndi wa myaka 28. Nnoonya omukazi ow’empisa, ali ku ddagala nga wa myaka 18- 25. Kuba 0782348383.

Nnoonya omuwala omulungi, alina ffiga nga wa myaka 18-20. Nze nnina emyaka 26. Kuba 07050899591.

Nze Geoffrey. Mbeera Kawuku. Nnoonya omukyala alabika obulungi, ow’emyaka 18-24. Nze nnina emyaka 26. Kuba 0770611311 oba 0703051912.

Nze S.K. Ndi musawo. Nnina emyaka 43. Mbeera Kampala. Nnoonya omukyala omukulu era nga mugagga. Nnina ettaka yiika 15 ajje tulikulaakulanye ate tukole omukwano ogwanamaddala. Kuba 0756610189.

Nnoonya omukyala omukkakkamu, omunene, akola, atali Muganda, eyakoowa ebyokuzaala nga wa myaka 45-55. Nkolera Jinja. Nze Lawrence. Ndi muganda.Tujja kwebebeza omusaayi. Nkubira ku 0706813448.

Nze Mulindwa Jak 25. Mbeera Ntebe. Nnoonya omukyala alina ku ssente ow’emyaka 25- 40 mmulage omukwano. Kuba 0754669488.

Nze Thomas 29. Njagala omukazi ow’okuwasa nga wa wa myaka 26-31, akola, twekebeze n’omusaayi. Kuba 0753097878.

Nze Amson. Nnina emyaka 30. Nnoonya omukyala omulungi ow’okuwasa nga si muyaaye. Njagala omwetegefu okuntwala mu bakadde. Kuba 0703327129.

Nze Hassan Nsubuga. Njagala omukazi omukulu. Nze ndi wa myaka 28. Njagala alina ku ssente. Kuba 0703353592.

Nnoonya omukazi. Nnina emyaka 22. Njagala alabika obulungi, alina ku ssente ezinaatumbula ekitone kye nnina. Ali siriyaasi kuba 0757005351 twogere.

Nze Michael. Nnina emyaka 30. Nnoonya omukyala omulungi ow’okuwasa. Njagala wa myaka 20-29 nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Saagala muyaaye. Kuba 0704490866.

Nnoonya sugammami omunene, ali siriyaasi, alinako ku ssente. Tujja kwekebeza omusaayi. Nze Ivan nnina emyaka 30. Kuba 0776924546.

Njagala sugammaami ng’alina ku ssente, alabika obulungi nga tasussa myaka 40. Kuba 0772561068.

Nze Alex Kisekka. Mbeera Nateete. Nnina emyaka 27. Ndi wakigero, wa katekketakke . Nkolera mu Kikuubo. Nnoonya sugammami ow’okunzimba mu mukwano ne mu buzinensi. Njagala wa myaka 30-40. Kuba 0759103534.

Nze Lugemwa 30. Nnoonya omukazi ali ku ddagala, ow’emyaka 25-45 ng’alina ssente. Owengo n’Omutima temutawaana. Kuba 0787558302.

 isheal seguya Misheal Sseguya

 

Bwemba sikuyise lya sserulungi nkuyite linnya ki ssebo?

Michael Sseguya.(mu kidaananyi)

Olina emyaka emeka? Nnina emyaka 35 gyokka.

Obeera ludda wa eyo gy’olabikira obulungi otyo? Mbeera Munyonyo-Kabuuma ku lw’e Salaama.

Oli wa ggwanga ki? Ndi musajja Muganda era nnedira Ngabi.

Oyagala omukazi ng’afaanana atya? Njagala omukazi alabika obulungi, si muddugavu nnyo nga muwanvu bulungi.

Oyagala omukazi ng’ali wakati wa myaka emeka? Ali wakati w’emyaka 20-34.

Oyagala asoma ddiini ki? Eddiini yonna njaniriza naye nandyagadde nnyo Omukatoliki kuba nange ndi Mukatoliki

Wandyagadde omukazi nga yazaalako? Nandyagadde oyo atazaalangako kale bw’aba yazaalako waakiri omwana omu yekka.

Okola mulimu ki? Nnina Phamarcy emu mu Kampala mwe nkola. Bakufunye batya? Akube ku 0751346170 .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lum1 220x290

LUMAAMA Francis alabudde abantu...

LUMAAMA Francis alabudde abantu okukomya okwetundako ebinja

Seg1 220x290

Omusibe afiiridde mu kaduukulu...

Omusibe afiiridde mu kaduukulu asattiza Poliisi y'e Namanve

Mus1 220x290

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo...

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo Polisi emunoonya

Kub1 220x290

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde...

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde ekibadde kimubuzizza

Mob1 220x290

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza...

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza ku mulimu lwa kwambala mmini