TOP

Akakukufa kye ki?

By Musasi wa Bukedde

Added 15th July 2017

Njaga la kumanya akakukufa kye ki? Era kalina mugaso ki? Kino kye kifo ku mubiri gw’omukyala ekisinga okubeera n’obusimu obuleeta obwagazi. Ekitundu kino kisangibwa wakati mu mbugo.

Ssenga1 703x422

Ekitundu kino newankubadde abantu bangi tebakifaako naye kya mugaso nnyo mu bakyala.

Okumanya kya mugaso kirina ‘nerve ends’ (ebifundikwa by’obusiwa) 8000 naye ng’omutwe gw’obusajja gulina 4000.

Kino kitegeeza nti abakyala balina obusimu bungi obubaleetera obwagazi okusinga abasajja.

Era ndowooza nti olw’okuba ekitonde ekisajja kye kirina obuvunaanyizibwa okusoomooza ekikyala, Mukama yakitonda nga kyangu okufuna obwagazi naye ng’ekitonde ekikyala okusobola okufuna obwagazi kirina obusimu bungi.

Omusajja oba omukyala ssinga amanya omugaso gw’ekitundu kino, omukyala kyangu okufuna obwagazi era n’okumalamu akagoba.

Naye abantu abasinga balowooza nti obwagazi obusinga buli mu bukyala. Era embeera ey’e Mbarara etera okuyamba abakyala okufuna obwagazi era ne bamalamu akagoba.

Ssinga okozesa ey’e Mbarara n’embeera endala gy’omanyi era omukyala afuna obwagazi era n’amalamu akagoba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba