TOP

Abawala bansindika

By Musasi wa Bukedde

Added 8th August 2017

BWE nfuna omukisa ne nneegatta n’omuwala ansindika nga sinnamalamu kagoba.

Newsengalogob 703x422

BWE nfuna omukisa ne nneegatta n’omuwala ansindika nga sinnamalamu kagoba. Kino kiva ku ki?

Lwaki oguyita mukisa? Ekitegeeza be weegatta nabo okwata bakwate?

Kubanga mwana wange oba otuuse okwegatta olina okufuna omuntu akwagala nga musobola okukkiriziganya ne mwegatta.

Ekirala oyinza okuba ng’abantu be weegatta nabo tebaagala kwegatta. Nga beegatta naawe kutuusa mukolo.

Mu mbeera eyo era gubeera mukisa. Kati mu mbeera ey’okufuna omukisa kitegeeza nti ofuna abawala ng’ekizibu kyo bwagazi.

Mu mbeera eno tekyewuunyisa okufuna ekizibu kino. Anti temutegeeragana bulugi ate ng’omuwala tomwagala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit16 220x290

Eyali yagongobala ateredde n'asuubiza...

Eyali yagongobala ateredde n'asuubiza okuddayo okusoma

Siminyu703422 220x290

Ab'ekitongole ekigaba paasipooti...

KAMISONA Brig. Johnson Amanya avunaanyizibwa ku Paasipooti n’okulondoola abasaba obutuuze, yategeezezza Bukedde...

Funa 220x290

Eddiini yannemesa ekyana

ENSONGA z’eby’omukwano tezimbeeredde nnyangu okuviira ddala nga naakatandika eby’okwagala.

Lukwago 220x290

‘Twagala kumanya musaala gwa Byamukama’...

LOODI meeya Erias Lukwago ne Male Mabiriizi batutte okusaba mu kkooti nga baagala kkooti ebawe fayiro y’akulira...

Worship 220x290

Abantu beemulugunya ku bukambwe...

BANNAKAMPALA balaze obutali bumativu ku bikwekweto ebikolebwa ekitongole ky’amasannyalaze ekya UMEME ku babba amasannyalaze...