TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Omukyala alina siriimu nze sirina, nkole ntya?

Omukyala alina siriimu nze sirina, nkole ntya?

By Musasi wa Bukedde

Added 12th August 2017

Ssenga nsaba kunnyamba. Nakizudde nti mukyala wange alina hiv naye nze sirina nkole ntya. Ssaalongo Kawaala.

Ssenga1 703x422

Omukyala omwagala oba tomwagala? Mulina abaana oba temulina ng’oyagala kuzaala ku baana? Mumaze naye ebbanga lyenkana wa?

Mwana wange oba omwagala, okusalawo kukwo, kubanga mu mukwano kizibu okugamba omuntu nti yeesonyiwe munne naddala mu mbeera ng’eno.

Kale kitegeeza nti mulina kukozesa kondomu buli kaseera.

Kondomu bw’ogikozesa obulungi eyamba obutafuna siriimu. Kuba 0772458823 twongere okwogera.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Cab1 220x290

Obululu bwa CHAN bwakukwatibwa...

Obululu bwa CHAN bwakukwatibwa nga 17 omwezi ogujja

Tr2 220x290

Engeri gy’ofuuka makanika wa mmotoka...

Engeri gy’ofuuka makanika wa mmotoka yo

Say1 220x290

Oluwaanyi ddagala ku ndwadde z'ensusu...

Oluwaanyi ddagala ku ndwadde z'ensusu

Jab2 220x290

Endwadde 9 omujaaja ze guwonya...

Endwadde 9 omujaaja ze guwonya

Lip1 220x290

Alumwa ennyingo kola dduyiro ozikkakkanye...

Alumwa ennyingo kola dduyiro ozikkakkanye