TOP

Lwaki avaamu amazzi mangi?

By Musasi wa Bukedde

Added 8th September 2017

Lwaki omukyala avaamu amazzi mangi nga tuli mu mukwano?

Newsengalogob 703x422

Lwaki omukyala avaamu amazzi mangi nga tuli mu mukwano? Kibi oba kirungi kubanga n’obuliri butoba. Tukole tutya? Noah e Kassanda.

Abakyala abamu bavaamu amazzi mangi ate abalala bavaamu matono.

Ate era oluusi omukyala avaamu amazzi amatono ayinza okuvaamu amangi naddala bw’afuna obwagazi nga bungi.

Embeera eno nnungi era ya butonde era bwe weegatta n’omukyala nga tafuna bwagazi kitegeeza nti tagenda kuvaamu mazzi era abeera mukalu.

Obukalu butegeeza ebintu bingi newankubadde abakyala n’abasajja embeera eno balowooza nti ya bulijjo.

Omukyala yenna oba omuwala mu butonde asobola okufuna obwagazi. Teweetaaga ddagala kufuna mazzi gano.

Naye abakyala abamu balowooza nti bazaalibwa nga tebalina mazzi ekitali kituufu.

Ate abasajja balowooza nti omukyala alina okubeera n’amazzi nga yeegasse.

Era bw’atabeera nago abeera n’ekizibu. Kyokka bangi tebamanyi nti omusajja alina kinene ku kuleeta amazzi g’ekyama.

Kale mwana wange munno talina buzibu mpozzi olina okulaba ng’asigaza obusobozi okuleeta amazzi.

Ssinga tomunoonya bulungi tasobola kuleeta mazzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Davidssekandingalagaengeriamatookegegyegayonooneddwaenkubawebuse 220x290

Ab'e Mukono beeraliikiridde enjala...

Abatuuze b'e Nassaka mu Mukono beeraliikiridde olw'enkuba eboonoonedde ebirime

Whatsappimage20191021at1439041 220x290

Zani Lady C awera kudda mu nsiike...

Zani Lady C omuyimbi ate nga muzannyi wa ffirimu akomyewo n'akayimba okuddamu okuvugannya mu nsiike y'okuyimba....

Kkobewebuse 220x290

Mwewale okufiira ku mirimu gy’okukozesebwa...

Abamalirizza emisomo bakubiriziddwa obuteesiba ku mirimu gya misaala emigereke bwe baba baagala okwewala ekkomera...

Joseph8webuse 220x290

Bwe mukoledde ebibuuzo mu kizimbe...

Fr. Joseph Ssebayigga asabidde abayizi ba St. Joseph Girls Primary School e Nsambya aba P7 ng'aggulawo ekizimbe...

Vipers 220x290

Vipers yeeweredde BUL

Mu nsisinkana etaano ezisembyeyo,Vipers ewanguddemu emipiira ena (4) so nga BUL gumu.