TOP

Simanyi bya mukwano

By Cathy Lutwama

Added 17th October 2017

Saagala kwegatta naye kubanga simwagala.

Newsengalogob 703x422

SIMANYI bwe bakola mukwano. Ndi muwala muto wa myaka 19, waliyo omulenzi ankwana naye mpulira simwagala wabula ampa ssente. Saagala kwegatta naye kubanga simwagala. Angamba nti ssente ze ηηenda kuzisasula nga twegatta.

Okusookera ddala oba owulira omulenzi tomwagala siraba lwaki ate olya ssente ze. Toyagala kwegatta naye wabula olya ssente ze. Ssinga ggwe mulenzi ono wandiwulidde otya?

Kubanga kyemmanyi omulenzi ono akuwa ssente kubanga asuubira nti ogenda kuba muganzi we n’ekirala oba olyawo oyinza okukkiriza ne weegatta naye.

Abasajja era n’abavubuka bangi oluusi bagaba ssente nga kye baagala kwegatta. Kale oba tomwagala tomumalira budde era tolya ssente ze.

Abasajja ennaku zino batta abawala abalidde ssente zaabwe ne bagaana okwegatta nabo. Abawala mulina okwewala embeera ng’eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...

Morning 220x290

Obulamu bw’okweyombekera kkoyi...

OBULAMU obw’omu bumenya! Bayibuli ekirambika nti ekitonde ekisajja kineegattanga n’ekitonde ekikazi ne bakola obufumbo...

Ssenga1 220x290

Bakwana batya?

Ekizibu kye nnina kya nsonyi ate nga ndi muvubuka wa myaka 21. Ntya n’okugamba ku muwala yenna. Ssenga nsaba kunnyamba...

Yaga 220x290

‘Muntaase puleesa egenda kunzita...

MUSAJJA mukulu Ssaalongo Vincent Kigudde 78, awanjagidde akakiiko akabuuliriza ku mivuyo gy’ettaka kamuyambe ku...

Nyanzi 220x290

Dr. Stella Nyanzi alemedde e Luzira...

Dr. Stella Nyanzi ajeemedde ebiragiro bya kkooti bw’agaanye okulinnya bbaasi y’abasibe emuleeta ku kkooti nga bwe...