TOP

Okwegatta kutwala eddakiika mmeka?

By Musasi wa Bukedde

Added 11th November 2017

OKWEGATTA kulina kutwala eddakiika mmeka?

Ssenga1 703x422

Mwana wange okwegatta tekulina bipimo. Musobola okwegatta mu ddakiika ttaano nga mumaze.

Ate musobola okumala eddakiika 30 oba n’okusingawo.

Naye ng’ekisinga obukulu mwembi mulina okufuna essanyu. Oba eddakiika ttaano oba ssaawa mulina okwegatta mu ssanyu nga buli omu anyumirwa. Simanyi lwaki abantu okwegatta bakufunira ebipimo. Kubanga buli lwe mwegatta kiba kya njawulo.

Oluusi ofuna obwagazi bungi n’otuuka mangu ku ntikko. Oluusi obeera mukoowu era n’omalamu mangu akagoba.

Safaali esooka ebiseera ebisinga eggwaako mangu ate bwe muddamu muyinza okuwangaala. Ate oluusi safaali ebeera emu ate oluusi bbiri n’okusukkawo.

Bw’okula amaanyi gakendeera kale ne safaali emu esobola okugaana. Kale muve ku bipimo. Weegatte ng’olowooza kwesanyusa, si bbanga lye munaamala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...