TOP

Lwaki guwunya?

By Musasi wa Bukedde

Added 6th December 2017

NGA maliriza okulwala omwezi, omusaayi ogusembayo guwunya nnyo. Nkoze ntya

Ssenga1 703x422

OMUSAAYI tegutera kuwunya okugyako nga guludde mu nnabaana.

Singa olwala naye n’obeera munafu nnyo era omusaayi gufuluma mpola. Kati singa gulwamu gulina kuwunya.

Naye bw’oba toyagala mbeera eno, faayo mu biseera ebyo ng’oli mu mwezi omusaayi gusobole okufuluma amangu.

N’ekirala oluusi mu bakyala abamu tomanya oyinza okuba ng’olina ekirwadde mu nnabaana. Genda olabe omusawo kuba abakyala bangi bafuna embeera eno.

Omusaayi oguluddewo bwe gwegatta n’amazzi g’ekyama guba gulina okuwunya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kkeesiwebusebig 220x290

Omugaso gw’okutegeka obulungi omudaala...

Entegeka y'omudaala gwo y'esalawo bakasitoma n'e ssente by'ofuna olunaku

Ashimu2webuse 220x290

Mu kukuba bbandi mwe nfuna ebisale...

Ekitone kyange kinnyambye okutuuka we nnali sisuubira mu kusoma n'okutambula mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo...

Akellofixingacarengineafterassemblingitwebuse 220x290

Omuwala akanika yingini za mmotoka...

Ono omuwala tazannya, akanika yingini ya mmotoka n'aleka kasitoma ng'amunyeenyeza mutwe. Okukanika yakuyigira ku...

Kyeyo 220x290

Abagenda ku kyeyo 54 bakwatiddwa...

MINISITULE y’ensonga z’omunda eraze Bannayuganda 54 abaakwatiddwa ku kisaawe kya Kenyatta International Airport...

Okukyala kw’ennaku zino engeri...

Ennaku zino okukyala kukyuse nnyo ng’omusajja bw’aba teyeenywezezza kuyinza okumulema.