TOP

Ndi mugazi nnyo

By Musasi wa Bukedde

Added 12th January 2018

SAAYURIKA nga nzaala naye ndi mugazi nnyo. Nkoze ntya okufunda?

Ssenga1 703x422

OKUZAALA kuleeta okugaziwa ssinga ozaala abaana bangi ate ne batakutunga bulungi.

Naawe olina okwefaako okulaba ng’oddayo mu sayizi entuufu. Oyinza n’okuzaala omwana omu naye nga munene.

Naye ate oluusi oyulika ssinga omuzaalisa takuyamba kuzaala bulungi. Naye ate n’okutandika okwegatta ng’okyali muto nakyo kireeta obuzibu anti obukyala obunaanuuka nga bukyali buto.

Olw’okuba tubeera ne laasitiika, awo n’ogaziwa. Ekirala okwegatta n’abasajja abangi ate nga banene nakyo kireeta obuzibu.

Naye obugazi bwe bubeera nga bususse, olina okugenda mu ddwaaliro ne bakuddaabiriza.

Olina okulaba omusawo nga mukugu ku nsonga eno kuba waliwo abasawo abakola ku nsonga zino naddala mu malwaliro amanene.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gab1 220x290

Omwana agambibwa okubuzibwawo ku...

Omwana agambibwa okubuzibwawo ku lwomukaaga atadde bazadde be ku bunkenke

Man2 220x290

Ebireetera omusajja okusuulawo...

Ebireetera omusajja okusuulawo omukazi gw’afunyisizza olubuto

Deb1 220x290

Ebivaako ‘kaseti’ okugaaya‘tteepu’...

Ebivaako ‘kaseti’ okugaaya‘tteepu’ n’egiremeramu

Web2 220x290

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo...

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo

Reb1 220x290

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde...

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde lwaki ebimu ku biwandiiko bya Bbanka ezaatundibwa tebabirina