TOP

Ono afulumya gabuguma

By Musasi wa Bukedde

Added 18th January 2018

Munnange bw’amaliriza amazzi ge gabeera gabuguma

Newsengalogob 703x422

Munnange bw’amaliriza amazzi ge gabeera gabuguma. Ssenga alina kizibu ki?


Omubiri gulina akabugumu era nga ka butonde. Newankubadde owulira ng’omubiri gunnyogoga naye ebiva mu mubiri bibeera n’akabugumu.

Kati okuwulira ng’amaazi g’omusajja gabuguma tekirina buzibu bwonna. Jjukira gava munda mu mubiri era galina okubeera n’akabugumu.

Ne bwe gubeera musulo ogugwo oba ogw’omusajja bwe gufuluma guba n’akabugumu.

Bwoba wazaalako n’omwana omuwere bw’akufukira owulira ng’omusulo gubuguma. Kale tosaanye kweraliikirira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bug1 220x290

Paasita Bugembe naye endiga ze...

Paasita Bugembe naye endiga ze tazisuuliridde

Kag1 220x290

Ekizibu kya corona kisaza abantu...

Ekizibu kya corona kisaza abantu entotto

Kit1 220x290

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast...

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast ekanze abawagizi be

Acfc67552a0b422590ccdbe84492c45a 220x290

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda...

Minisita Ssempijja akubirizza Bannayuganda okulima

Kat18 220x290

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde...

Engeri Ssennyiga omukambwe gy’awadde abamu ‘essanyu’