TOP

Nfuna ntya obujjanjabi bw'ekirwadde kino?

By Musasi wa Bukedde

Added 31st January 2018

ENNAKU zino abakyala bagenda mu nsonga nga bafuluma ebintu ebiddugavu oba omusaayi nga muddugavu era kiremesa okufuna olubuto. Kirwadde ki ekyo era nfuna ntya obujjanjabi?.

Ssenga1 703x422

OKUSOOKERA ddala okulwala omwezi olina kuvaamu musaayi. Naye oluusi bwe gulwa mu nnabaana gufuuka ebitole by’omusaayi kale n’ogulaba nga muddugavu nnyo.

Ssinga obeera nga toli munafu, ng’okola emirimu gyo bulungi, omusaayi gufuluma bulungi.

Naye bw’obeera omunafu, omusaayi gufuluma kitono era gutuuka n’okukwata ne gubeera ng’ebitole nga muddugavu. Omusaayi bwe gulwawo tukimanyi nti gufuuka muddugavu.

Ekiremesa okufuna olubuto okusinga ndwadde za bukaba. Mpozzi n’omusajja bw’abeera n’amagi nga si malamu bulungi, oyinza obutafuna lubuto.

Waliyo n’embeera endala naye okuvaamu omusaayi nga muddugavu si mumyufu, kitegeeza nti guludde mu nnabaana.

Mpozzi n’abakyala nga bagenda okulekerawo okulwala batera okufuna embeera eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tap22 220x290

Abasomesa abatali ba Pulofeesa...

Abasomesa abatali ba Pulofeesa ku yunivasite bawadde obukwakkulizo

Lab15 220x290

Okukuza olunaku lw’abajulizi, June...

Okukuza olunaku lw’abajulizi, June 3

Kit1 220x290

Batutte omulambo ku disitulikiti...

Batutte omulambo ku disitulikiti lwa kubamma bbaluwa

Kit1 220x290

Omuzungu eyasobya ku atanneetuuka...

Omuzungu eyasobya ku atanneetuuka akwasizza abazadde

Tr1 220x290

Poliisi ekunyizza abaatomedde owattulafiki...

Poliisi ekunyizza abaatomedde owattulafiki