TOP

Lwaki olubuto lwange lwepika?

By Musasi wa Bukedde

Added 10th February 2018

LWAKI buli lwe nkeera olubuto luba lwepise. Kino kyatandika ng’olubuto luwezezza emyezi etaano. Ate era bwe ndya emmere nga lutumbiira. Nkole ntya?

Ssenga1 703x422

EYO embeera ya lubuto era buli mukyala lumuyisa mu mbeera ya njawulo.

Simanyi oba watandika okunywa eddagala kubanga embeera ng’eno oyinza okugigamba omusawo.

Ekirala ky’olina okumanya bw’olya emmere, jjukira nti olubuto olw’omwana n’olubuto ly’emmere bibeera wamu olw’omwana nga ludda waggulu ate olw’emmere nga ludda wansi.

Mu mbeera eyo, oyinza obutawulira bulungi. Abakyala ab’embuto bakugamba kulya katonotono naye olye emirundi mingi.

Tolya mmere nnyingi kukuteeka mu mbeera eno era tolya ng’opapa. Lya mpola mpola kubanga emmere yeetaaga okuyita mu kyenda mpola sso si mangu.

Kale eno y’embeera y’olubuto naye okumanya ebisingawo genda mu ddwaaliro obuuze omusawo ng’ogenze okunywa eddagala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Madiinahislamicsskaterekensangi 220x290

Abaakoze obulungi mu bya S.6 bakyajaganya...

Abayizi ba Mirembe Islamic SS Gangu nga bajaganya olw'obuwanguzi bwebatuuseeko mu bibuuzo bya Ssiniya ey'omukaaga....

Conduct 220x290

Kirumira yeeyanjudde ku kkooti...

MUHAMMED Kirumira yeeyanjudde ku kitebe kya poliisi ekikwasisa empisa ekya Police Standard Unit (PSU) e Bukoto,...

Buzo1 220x290

Omuwendo gw'abawala abatudde S.6...

Janet Museveni minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo yennyamidde olw’omuwendo gw’abayizi abawala abaatudde S6 ogukendedde....

Burn 220x290

Gen. Kayihura ayagala amateeka...

OMUDUUMIZI wa poliisi mu ggwanga Gen. Kale Kayihura asabye okuyusa mu mateeka okusobola okuvunaana muntu akwatiddwa...

Xlarge514749 220x290

Omuzungu eyali ne munne n'afiira...

OMUZUNGU munnansi wa Finland Suvi Linden, eyali ne munne Terasvouri Tuomas Juha Patteri, eyasangibwa ng’afiiridde...