TOP

Kituufu abakyala balwawo okutuuka ku ntikko?

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2018

KITUUFU omukyala alwawo okumalamu akagoba era omusajja alina okumulindako? Si tteeka nti omukyala alina okulwawo okumalamu akagoba.

Biiru 703x422

Omukyala ng’afunye obwagazi obungi ayinza n’okumalamu akagoba nga tanneegatta na musajja.

Oba ayinza okumalamu akagoba ng’omusajja yaakatandika okwegatta naye. Kale si tteeka nti omukyala alwawo okumalamu akagoba.

Wabula omukyala alwawo oluusi okufuna obwagazi. Kale bw’alwawo kitegeeza nti okuggyako ng’omusajja afubye n’amunoonya bulungi ate nga n’omukwano wakati waabwe mungi, weesanga ng’omukyala ebiseera ebisinga tamalaamu kagoba oba ng’alwawo.

Embeera eno abasajja bangi tebagimanyi kale abasinga baleka abakyala nga tebafunye bwagazi oba nga tebamazeemu kagoba.

Abasajja bangi beegatta n’abakyala nga bakalu ekyo kitegeeza nti omukyala tafunye bwagazi.

Kale omusajja alina okusooka okuyiga mukyala we, n’amanya ebimusanyusa asobole okufuna obwagazi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bobiwine 220x290

Babakutte n'emijoozi gy'abawagizi...

Eggulo abavubuka ba DP bakwatiddwa n’emijoozi egisoba mu 500 ne giyoolebwa okumpi ne ofiisi zaabwe nga kigambibwa...

Pala0 220x290

Boogedde ebikankana mu kuziika...

DR. David Mugimu eyafudde ng’alumiriza abaserikale okumunyagako obulindo bw’ensimbi, eggulo yaziikiddwa e Kagganda...

Occc 220x290

Abagagga 36 baggyiddwaako abaserikale...

ABAGAGGA mu bitundu bya Kampala, Wakiso, Mukono, n’awalala baggyidwaako abaserikale abaabaweebwa eyali akulira...

Nyimba 220x290

Balaze embalirira y’ensimbi z’emisinde...

KATIKKIRO Charles Peter Mayiga yeebazizza minisitule y’ebyobulamu olw’okukwata obulungi ebintu Obwakabaka bye bwagiwa...

Mknsamia4 220x290

Omubaka gwe yazaalamu omwana n'agaana...

Omubaka wa palamenti agaanye okuwa obuyambi omuwala gwe yaggya mu bbaala n’amuzaalamu omwana-yeekubidde enduulu...