TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Omwami wange tafulumya mazzi ga kisajja

Omwami wange tafulumya mazzi ga kisajja

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2018

OMWAMI wange ebiseera ebisinga afulumya mpewo bw’amalamu akagoba. Oba alina abakyala abalala ng’amazzi agamalira eyo?

Ssenga1703422 703x422

Omusajja yenna asobola okumala empewo, naye tekitegeeza nti alina gy’amalira amazzi.

Omusajja bwe yeegatta emirundi emingi ekiseera kituuka n’afulumya mpewo.

Ekirala omusajja nga talya bulungi oba ng’akola n’akoowa nnyo ayinza okwegatta n’amala empewo.

Abasajja abakulu tebakola mazzi mangi ng’abavubuka, era omusajja omukulu ayinza okwegatta emirundi ebiri ku gwokusatu ne gabula.

Noolwekyo weetegereze kubanga ayinza okuba ng’abeera mukoowu, musajja mukulu n’ebirala ng’ebyo naye leka kumulowooleza bwenzi kubanga tokakasa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wa 220x290

Muka Kayihura ayogedde ku by’okukwatibwa...

Muka Kayihura ayogedde ku by’okukwatibwa kwa bba

Panda1 220x290

Ochola atandise okubala Abapoliisi...

Ekitongole kya Poliisi ekikwatisa empisa ekya ‘Police Professional Standards Unit’ kitandise okubala n’okuwandiisa...

Dpcwembararajafarimagyezieyakwatiddwaabacmi 220x290

Amagye gakutte DPC w'e Mbarara...

Aduumira Poliisi mu disitulikiti y’e Mbarara, ASP Jafari Magezi akwatiddwa ab’ekitongole ky’Amagye ekya CMI nga...

Kola 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUBIRI ALIMU BINO...

Mulimu omuserikale eyeesowoddeyo okulumiriza Kayihura ku bya Kaweesi. Muninkini wa Kaweesi gwe baakwata bamutaddeko...

Atuwadde 220x290

Eya basketball erwanira z'Afrika...

ABAZANNYI ba ttiimu y'eggwagga ey'abali wansi w’emyaka 18 mu muzannyo gwa basketball, bataka mu kibuga Dar- Es-...