TOP

Nkole ntya okufuna aga ttaapu?

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2018

SSENGA nina amazzi g’ekikyala naye njagala gayiikeko ku ssuuka nange ntobye ku buliri naye sikifuna.

Ssenga1703422 703x422

Mwana wange weesimye kubanga ofuna obwagazi era n’ofuna n’ag’emugga agakuyamba okwegatta obulungi era ne munno n’afuna essanyu.

Kati amazzi g’oyagala ag’okutobya essuuka abakyala abamu bagalina abalala tebagalina.

Waliyo abakyala nga balina ensulo za bika bibiri naye abakyala abasinga balina ensulo ya kika kimu ng’avaamu amazzi agalinga eminyira.

Naye ate waliyo abalina ensulo ng’evaamu amazzi agalinga aga bulijjo abo be batobya essuuka.

Kati mwana wange oba olina ensulo emu abasinga gye balina kale weesanga nga tosobola kutobya ssuuka. Mwana wange gumira ku ky’olina.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte