TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Nkozese bigambo ki okukkirizisa omuwala?

Nkozese bigambo ki okukkirizisa omuwala?

By Musasi wa Bukedde

Added 13th April 2018

Ssinga nkwana omuwala n’agaana, nsobola kukozesa bigambo ki ebirala okulaba ng’akkiriza?

Cancelonhime14929432248671 703x422

Ssinga nkwana omuwala n’agaana, nsobola kukozesa bigambo ki ebirala okulaba ng’akkiriza.

Okikkiriza n’okugaana, omuwala kennyini y’alina okusalawo. Ne bw’okozesa ebigambo ebisanyusa oba ebisikiriza ng’omuwala akugaanyi era bwe kiba.

Omuwala okukkiriza tekiva ku bigambo naye alina okubeera n’obwetaavu gy’oli ng’akusiimye.

Abasajja abamu balina okukkiriza era naawe nga bw’otoyagala muntu abeere mukwano gwo nga tomwegomba n’abawala oba abakyala bwe babeera.

N’abakyala oba abawala balina ebibasanyusa amaaso n’omutima ng’awulira oyo ye musajja gw’ayagala.

Ate omuwala bw’omukwana okumala ebbanga n’agaana ng’omuleka oba okumwesonyiwa kuba kya butonde okugaanibwa.

Omuntu ayinza okukugamba nti akwagala naye nga takwagala ayagala kwegatta naawe.

Kale bw’olaba nga teri kabonero kalaga ng’omuwala ono ayinza okukwagala era ng’okoze ekisoboka naye nga bigaanyi, omuwala mwesonyiwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Blackcoupleangryfighting620330 220x290

Ebivaako abawala okugaana abalenzi...

OKWEGOMBA kyabulijjo mu bantu wakati w’abawala n’abalenzi era ekitonde ekisajja kyo kyakolebwa nga kiriwo okukwana...

Bula 220x290

EBBALUWA YA SSENGA: Essimu etuuse...

LWAKI bwe bakukubira essimu buli kiseera ovaawo n‛oleka omwami yekka ng‛ate muli ku kijjulo. Mbu waliyo abantu...

1 220x290

Maama w’abaana bamukubira ekiro,...

NNINA obuzibu ne mukazi wange. Obuzibu buno buva ku ssimu ze bamukubira buli kiro n’obubaka bwe bamusindikira....

Ssenga1 220x290

Bigambo ki ebikwana bannange?

Ssenga, ssinga nkwana omuwala n’agaana, nsobola kukozesa bigambo ki ebirala okulaba ng’akkiriza.

Sen1 220x290

Ssegirinya ebyana abikyusa nga...

Ssegirinya ebyana abikyusa nga bikooyi