TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Omusajja eyeetegese okwekebeza omusaayi nkubiraako

Omusajja eyeetegese okwekebeza omusaayi nkubiraako

By Musasi wa Bukedde

Added 9th May 2018

Njagala mwami atya Katonda, akola, eyasomako, ali wakati w’emyaka myaka 40-60 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n'okugenda ewaffe.

Kuba 703x422

Ggwe ani?

Nze Sylvia Namutebi.

Obeera wa?

Kyebando

Okola mulimu ki?

Nsiba nviiri.

Olina emyaka emeka?

Ndi wa 29.

Olina abaana bameka?

Nnina abaana babiri.

Oyagala musajja afaanana atya?

Njagala mwami atya Katonda, akola, eyasomako, ali wakati w’emyaka myaka 40-60 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n'okugenda ewaffe.

Bakufunye batya?

Ssimu 0753959551.

ABALALA ABANOONYA ABABEEZI

NZE Magret Nakitende 36. Mbeera Gayaza. Nnoonya omusajja ow’eddiini, omuwanvu, omunene era nga yasomako. Njagala wa myaka 45-50 eyeevuga , eyazimba kubanga nange nnina keneekoledde. Sifa ku ddiini. Kuba 0778705103

Nze Shalika 27. Mbeera Kawempe. Nnoonya omwami, ow’eddiini, Omusiraamu nga wa myaka 30-40. Kuba ku 0706580311.

Nze Hamida 34. Mbeera Namungoona. Nnoonya omwami alina eddiini n’e mpisa nga wa myaka 34-55. Kuba 0706257522.

Nze Shamirah 26. Mbeera Masaka. Nnoonya omwami omukozi ow’eddiini,, omukkakkamu nga bwendi. Ndi musawo mutendeke nga nkolera mu Masaka. Ansiimye kuba twogere ebisingawo 0752086345.

Ndi muwala mulungi. Nnina ffi ga n’empisa. Nsuubula ssimu e Dubai era nninawo ku ssente. Njagala omusajja tukole omukwano. Nkubirako ku 0756732341, 0786660764 oba 0757175599.

Nnoonya omwami ow’emyaka 40-45, atanywa mwenge nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Ali sirliyaasi kuba 0753451570.

Nze Ndagire ndabika bulungi. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Ansiimye kuba 0701884526.

Nze Ritah. Nnoonya omwami ali ku ARVS. Njagala akola, eyazimba nga wa myaka 45- 60. Kuba 0793835282.

Nze Shadia. Nnoonya omwami akola, omuwanvu, omutono nga wa myaka 25- 30. Ali siriyaasi kuba Ku 0788886137.

Nnoonya omwami gwe naafaako nga naye anfaako era nga tusobola n’okuteeseganya Ankubire ku 0704344565.

Nnina emyaka 27 n’omwana omu. Njagala omusajja ow’emyaka 35 n’okudda waggulu. Ndi munene. Omusajja ayagala okuwasa yekka y’aba akuba ku 0757080604.

Nze Halima Nambasa (30). Mbeera Kawanda. Nnoonya omwami ow’empisa, ow’eddiini nga wa buvunaanyizibwa. Njagala ow’emyaka 35-55. Ndi mukyala wa buvunaanyizibwa ate omukozi. Kuba 0785158963.

Nze Annet Nazziwa (25). Mbeera Matugga. Nnoonya omwami ow’eddiini, atya Katonda nga mukkakkamu kubanga nange bwendi . Njagala okuva ku myaka 35-50 . Atali siriyasai totawaana. Sifa ku ddiini wadde eggwanga. Ansiimye kuba 0777130777.

Nze Milly 29. Mbeera Bujuuko era nazaalako. Nnoonya omwami omuntu mulamu, alina empisa, afaayo ng’alabika bulungi nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0700894046. Nze Harriet. Njagala omusajja asuubula, ow’emyaka 30-40, Omukrisitaayo. Kuba 0757589916, 0755154203.

Nze Aida Naigaga 39. Mbeera Masaka. Nzaalibwa Kamuli-Busoga. Ndi musomesa mutendeke era sizaalangako. Ndi Mulokole. Nnoonya omwami ow’emyaka 35- 45, Omulokole nga mwetegefu okugenda mu bazadde bange. Ali siriyaasi kuba 0753719027.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Img20180823wa0018 220x290

Bobi Wine addizza Poliisi omuliro...

OMUBAKA Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga ‘Bobi Wine’ addizza poliisi omuliro ku ky’okugaana abawagizi be okuyisa...

Lampholders3webusenew 220x290

Omulimu gwe nasomerera mwe nayiiyiza...

Nakolerera okuva mu kukozesebwa era mu myaka ena nnali nneekozesa ku mulimu gwe nasomerera.

Funayo1 220x290

Leero mu mboozi z'Omukenkufu tukulaze...

WIIKI ewedde nawandiise ku birime by’osobola okulima n’ofunamu ssente mu nkuba eno etonnya. Ekimu ku bye nakonyeeko...

Wereza 220x290

‘Abakyala mukomye okwetonaatona...

AKULIRA ekibiina ky’abakyala abafumbo mu bulabirizi bwe Namirembe ekya Mother’s Union, Josephine Kasaato akuutidde...

Twala1 220x290

Abakyala n’abavubuka e Wakiso Gavt....

GAVUMENTI ewadde abakyala n’abavubuka ba Wakiso Town Council mu disitulikiti ya Wakiso ssente z’okwekulaakulanya...