TOP

Lwaki sicamuka?

By Musasi wa Bukedde

Added 16th May 2018

NZE Jeff e Mityana, mbuuza lwaki sicamuka? Kino kiva ku ki?

Ssenga1 703x422

Jeff njagala okumanya, tocamukira ddala oba oluusi bigaana? Kubanga buli musajja mu butonde acamuka nga waliyo ekintu ekisanyusizza amaaso ge.

N’ekirala, waliyo abasajja abatafuna mbeera eno nga baazaalibwa bwe batyo. Era bano mu buwere obalaba nga tebafuna maanyi ga kisajja ku makya.

Kale, bw’oba nga tofunirako ddala bwagazi oba obusajja nga tebufuna maanyi, olina okulaba omusawo.

Waliyo ekifo e Kiswa okumpi n’e Bugolobi, eno bayamba abavubuka abalina ekizibu nga kino.

Naye bw’oba musajja mukulu, genda olabe omusawo akola ku nsonga zino. Nkubira essimu eno, 0772458823. nkuyambe ofune obuyambi.

Naye bw’oba ng’oluusi ocamuka ate olulala ne bigaana, ekyo tekirina buzibu kuba kya butonde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20180524at21944pm 220x290

Mbega wa ISO kata bimubugume ne...

MBEGA w’ekitongole kya ISO atwala disitulikiti okuli Mukono, Buikwe, Kayunga ne Buvuma, Maj. Moses Ssegujja yasimattuse...

St1buk250518 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE...

Mulimu ebipya ku batta abawala omuli obujulizi obubalumiriza kyokka nga butiisa.

Save 220x290

Museveni ayogedde ku bawamba abawala...

Pulezidenti agambye nti abatemu abawamba abawala ne babatta babafunzizza era gwe basembyeyo okukwata yabadde n’emirambo...

Whatsappimage20180524at20027pm 220x290

Abadde alimbalimba omuyizi wa S.4...

Emirimu gisannyaladde okumala akaseera mu ppaaka enkadde mu kibuga Kampala abagoba ba takisi abakolera ku siteegi...

Isabeti4 220x290

Yeemulugunyizza ku mutindo gwa...

OMUTEDENSI wa KIU Henry Kyobe akukkulumidde akakiiko akaddukanya omuzannyo gwa Beach Soccer olw’enzirukanya etamatiza...