TOP

Baze awoggana

By Musasi wa Bukedde

Added 7th June 2018

OMWAMI wange bw’atuuka ku ntikko awogganira waggulu era mpulira mbikooye kubanga tusula ku mizigo. Kati ku makya bakyala bannange bampisa bubi nga boogera ebigambo ebinsomooza.

Ssenga1 703x422

OKWEGATTA kintu kya kyama era abafumbo balina okugezaako okulaba ng’amaloboozi tegafuluma nnyumba.

N’ekirala amaloboozi gano bwe gafuluma enju, si kya buvunaanyizibwa naddala nga mulina abaana era ne bakulu bannammwe okuwulira nga mwegatta.

Balo ayinza okuba nga takimanyi nti amaloboozi gaakola mabi okufuluma ennyumba. Sigaanyi oluusi essanyu liyitirira naye osobola okwewala okuwoggana olw’obulungi n’obutebenkevu bw’abantu b’obeera nabo.

Funa omuntu gwe weesiga ayogere naye. Naye naawe olina okusooka okumugamba kuba eby’okwegatta byansonyi.

Oli mutuufu okubikoowa kuba naawe obeera ku bunkenke ng’olina awoggane. Yogera naye ku nsonga eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Web2 220x290

Bakiddaawo yeeyambudde ebyambalo...

Bakiddaawo yeeyambudde ebyambalo by’e Bbama

Kob2 220x290

Ebinyeebwa bitemere emirundi 2...

Ebinyeebwa bitemere emirundi 2 okubala obulungi

Kam1 220x290

Kiikino ekika kya Kamulali ekikuwa...

Kiikino ekika kya Kamulali ekikuwa ssente ku myezi esatu

Dob1 220x290

Herbert Twine owa ‘Saabisaanira’...

Herbert Twine owa ‘Saabisaanira’ aleese omuziki gw’enjiri ku La Bonita

Kye2 220x290

Akulira ebitongole ebitwala abakozi...

Akulira ebitongole ebitwala abakozi ebweru annyonnyodde ku mbeera y'okukuba ekyeyo