TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Omukyala alina siriimu nze simulina, nkole ntya?

Omukyala alina siriimu nze simulina, nkole ntya?

By Musasi wa Bukedde

Added 8th June 2018

Ssenga nsaba kunnyamba. Nakizudde nti mukyala wange alina HIV naye nze sirina nkole ntya. Ssaalongo Kawaala.

Ssenga1 703x422

OMUKYALA omwagala oba tomwagala? Mulina abaana oba temulina ng’oyagala kuzaala ku baana?

Mumaze naye ebbanga lyenkana wa? Mwana wange oba omwagala, okusalawo kukwo, kubanga mu mukwano kizibu okugamba omuntu nti yeesonyiwe munne naddala mu mulina kukozesa kondomu buli kaseera.

Kondomu bw’ogikozesa obulungi eyamba obutafuna siriimu. Kuba 0772458823 twongere okwogera. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Got2 220x290

Aba bbanka enkulu abaakwatiddwa...

Aba bbanka enkulu abaakwatiddwa bagguddwaako emisango 2

Mim1 220x290

Engeri muwala wa Mirundi gye yafudde...

Engeri muwala wa Mirundi gye yafudde ng’azaala

Pop1 220x290

‘Poliisi yaakazuula emmundu ssatu...

‘Poliisi yaakazuula emmundu ssatu

Kat1 220x290

Eyasse owa Mobile Money bamukutte...

Eyasse owa Mobile Money bamukutte amasasi ne gavuga

Kab2 220x290

Nnamwandu w'abaana ababiri ali...

Nnamwandu w'abaana ababiri ali mu kattu e Lwengo