TOP

Nkole ntya okwefunza?

By Musasi wa Bukedde

Added 14th July 2018

NJAGALA kwefunza naye nkole ntya? Nayulika nga nzaala naye eddagala egganda ligaanyi okunkolako. Ndi mugazi nnyo naye simanyi kyakukola.

Ssenga1 703x422

EDDAGALA eganda liyamba oyuliseeko katono. Ate era lifunza naddala nga toyulise.

Naye bw’oyulika ng’ozaala oba weetaaga okugenda mu ddwaaliro ne bakukola ‘repair’.

Nga bw’omanyi, singa ozaalira mu ddwaaliro, abasawo bwe balaba ng’oyulise basobola okuddamu ne bakutunga bulungi n’oddawo.

Abakyala abazaalira mu ddwaaliro bwafuna omuzaalisa ng’amanyi okutunga obulungi, omukyala addawo bulungi oluusi n’okusinga bwe yali.

Okukutunga olina kugenda mu ddwaaliro gye wazaalira naddala bwe liba nga ddwaaliro ddene n’olaba omusawo ayitibwa gynaecologist akola ku nsonga z’abakyala n’akuyamba n’akufunza.

Okufunza tekyetaagisa kugenda mu suleeta wabula basannyalaza we bagenda okutunga era nga bwe bakola ng’ozaala.

Nkubira ku ssimu tufune omusawo omutuufu. 0772458823.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Yawe 220x290

Obukooti bw'oku mazzi mulimu ebicupuli...

OBUSEERE n'ebicupuli by'obukooti obutangira abantu okubbira mu mazzi bitabudde abeeyambisa entambula y'oku mazzi....

Bannamateeka ba Bannansi ba Rwanda...

Bannamateeka ba Bannansi ba Rwanda abaakwatibwa balaajanye

Lab2 220x290

Erias Lukwago alabudde abavubuka...

Erias Lukwago alabudde abavubuka abatava ku Whats App ne Facebook

Hop2 220x290

Eby'okwerinda byongedde okunywezebwa...

Eby'okwerinda byongedde okunywezebwa

Jip1 220x290

Bakukkulumye olwa munnaabwe eyafudde...

Bakukkulumye olwa munnaabwe eyafudde obutwa