TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Nkole ntya baze ayige okucanga akapiira?

Nkole ntya baze ayige okucanga akapiira?

By Musasi wa Bukedde

Added 25th July 2018

Baze tamanyi kucanga kapiira naye mmwaagala. Nkole ntya?

Ssenga1 703x422

Mwana wange oba obadde tokimanyi nti abasajja bangi tebamanyi kusanyusa bakazi era olw’embeera eno abakyala bangi batandise okukola obwenzi.

Nsuubira nti naawe waliyo by’otomanyi. Naye ng’oli mu mukwano oyinza okubuulira munno by’oyagala akole.

Bino obimugamba mu magezi kubanga abasajja kino kibayisa bubi.

Ekintu abasajja abasinga kye batamanyi kwe kunoonya era n’okuyiga omubiri gw’omwagalwa wo asobole okufuna obwagazi.

Ate n’ekirala abakyala bangi tebabuulira basajja kye baagala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Isco 220x290

Isco agenda ku 'kiso'

Abakungu ba Real Madrid baategeezezza nti abasawo beekebezze Isco, ne basanga ng'alina okulongoosebwa mu bwangu...

Mic3webuse1 220x290

Bayiiyizza sigiri eneetaasa obutonde...

Obutonde bw'ensi busaanyiziddwaawo abantu mu kwokya amanda, okutema enku n'ebirala ng'obwetaavu bw'okuyiiya ebintu...

Butwa2 220x290

Babateze obutwa mu busera, omu...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Katuulo mu ggombolola y'e Kyazanga mu disitulikiti y'e Lwengo omuntu atanamanyika...

Nakiwala 220x290

Nakiwala avuddeyo ku mwana omubaka...

Minisita Nakiwala Kiyingi waakukaka omubaka Onyango okulabirira omwana gwe yasuulawo.

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...