TOP

Omukyala alina siriimu nkole ntya ?

By Musasi wa Bukedde

Added 17th August 2018

Ssenga nsaba kunnyamba. Nakizudde nti mukyala wange alina akawuka akaleeta siriimu naye nze sirina nkole ntya. Ssaalongo Kawaala.

Ssenga1 703x422

OMUKYALA omwagala oba tomwagala? Mulina abaana oba temulina ng’oyagala kuzaala ku baana? Mumaze naye ebbanga lyenkana wa?

Mwana wange oba omwagala, okusalawo kukwo, kubanga mu mukwano kizibu okugamba omuntu nti yeesonyiwe munne naddala mu mbeera ng’eno. Kale kitegeeza nti mulina kukozesa kondomu buli kaseera.

Kondomu bw’ogikozesa obulungi eyamba obutafuna siriimu. Kuba 0772458823 twongere okwogera.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Han1 220x290

Omulabirizi Mutebi bamujjanjabye...

Omulabirizi Mutebi bamujjanjabye ne bamussaako obukwakkulizo

Know 220x290

Baze yanjiira asidi lwa kumugaana...

OBUTABANGUKO mu maka kimu ku bizibu ebiyuuya obufumbo mu ggwanga. Abakazi be basinga okukosembwa embeera eno era...

Laga1 220x290

Bwe nnafuna olubuto lw'abalongo...

NZE Ritah Byeganje, 25, ndi mutuuze mu Katoogo zooni mu muluka gwa Bwaise III e Kawempe. Nasinsinkana ne muganzi...

Yamba 220x290

Baze bwe yayingirira eby'okusamize...

EBIKOLWA by’okusamira n’okukozesa ebyawongo kimu ku bivuddeko obufumbo bw’ensangi zino okutabanguka.

Abakungubanrmmuofiisiyacaojamesnkataabaakulembeddwardcfredbamwineasookakuddyowebuse 220x290

RDC w’e Mukono akulembeddemu kaweefube...

Abakulembeze e Mukono bavuddeyo ku byobugagga bya disitulikiti y'e Mukono ebigambibwa okutundibwa