BAAGAANA okuwera kubanga tewafaayo kufuna sayizi ewera oba baagaana bugaanyi?
Abawala abamu olw’obulumi, bw’alaba nga biruma ng’abivaako. Naye ne bwe bagaana okuwera era osobola okukyalira ensiko ng’okuze.
Abakyala abamu bwe bagenda mu nsonga ng’abalongo baddayo. Oba bwe beegatta ng’abalongo baddayo. Kale omukyala ng’ono alina okufuba okulaba ng’abalongo bali ku sayizi gy’ayagala.
Abakyala abakyalira ensiko nga bavudde mu nsonga balina kukozesa ngalo zokka abalongo ne bavaayo.
Naye bw’ogamba nti sayizi egaanyi okuwera, otegeeza ki? Kubanga buli mukyala alina sayizi emusanyusa. Ekikulu olina okugyayo akakukufa ne kafuluma bulungi mu mbugo.
Naye ate ne sayizi empanvu ennyo si nnugi anti abalongo oluusi bannyogoga n’okuyonja ne kugaana.
SSENGA, mbuuza, lwaki abalongo bange baagaana okuwera. BAAGAANA okuwera kubanga tewafaayo kufuna sayizi ewera oba baagaana bugaanyi? Abawala abamu olw’obulumi, bw’alaba nga biruma ng’abivaako. Naye ne bwe bagaana okuwera era osobola okukyalira ensiko ng’okuze. Abakyala abamu bwe bagenda mu nsonga ng’abalongo baddayo. Oba bwe beegatta ng’abalongo baddayo. Kale omukyala ng’ono alina okufuba okulaba ng’abalongo bali ku sayizi gy’ayagala. Abakyala abakyalira ensiko nga bavudde mu nsonga balina kukozesa ngalo zokka abalongo ne bavaayo. Naye bw’ogamba nti sayizi egaanyi okuwera, otegeeza ki? Kubanga buli mukyala alina sayizi emusanyusa. Ekikulu olina okugyayo akakukufa ne kafuluma bulungi mu mbugo. Naye ate ne sayizi empanvu ennyo si nnugi anti abalongo oluusi bannyogoga n’okuyonja ne kugaana.