TOP

Omwana mmukolere ki?

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd September 2018

TWAYAGALANA ne mulamu wange ne tuzaala n’omwana kati wa myaka 12. Mukyala wange tamanyi naye omwana afaanana abaana bange. Kati mulamu wange agenda kwanjula agamba omwana alina okukula ne banne ate omwami we tagenda kulabirira mwana ono. Nkoze ntya?

Ssenga1 703x422

KIBA kizibu okukweka omwana era nkimanyi otya mukyala wo naye kiba kirungi n’akimanya kubanga kiyamba omwana okukula ne banne kuba talina musango.

Nkimanyi kizibu okubuulira omukyala naye olina okumugamba naddala bw’oba tolina gy’ogenda kukuliza mwana ono.

Oba olina bannyoko osobola okumubatwalira naye era omwana ono gwe alina okumukuza era buvunaanyizibwa bwo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dav1 220x290

Museveni beyakuzizza bambaziddwa...

Museveni beyakuzizza bambaziddwa ennyota zaabwe

Mum2 220x290

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku...

Herbert Muhangi oluyimbuddwa ku kakalu ka kkooti tewayise n'addakiika n'addamu okukwatibwa

Lab2 220x290

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa...

Eyakubwa amasasi mu kwekalakaasa alaajanye

Kab2 220x290

Ssewungu akubirizza bannaddiini...

Ssewungu akubirizza bannaddiini okuvumirira empaka

Lwa2 220x290

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo

Ogwa Lwakataka gwongezeddwayo