TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Obusajja bwange buntiisa n’okweyambula

Obusajja bwange buntiisa n’okweyambula

By Musasi wa Bukedde

Added 8th September 2018

Ssenga obusajja bwange butono era mpulira nswala okweyambulira omukazi. Nfuniraayo eddagala eribugezza.

Ssenga1 703x422

Abasajja bangi bwe beetunuulira nga tebeereeze balaba nga batono mu sayizi.

Naye obusajja bwe bwereega, bugejja. Ye ani yabagamba nti sayizi kikulu nnyo!

Tofa ku sayizi wabula engeri gy’oyinza okugikozesaamu okunyumirwa ng’oli ne munno.

Okubeera n’obusajja obutono tekitegeeza butamalaako ng’abamu bwe balowooza.

Teweetya, abakazi tebafa ku sayizi wabula engeri gy’obasanyusa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Zina 220x290

Rev. Ssempangi waakuddamu okuggya...

Rev. Dr. Keefa Ssempangi eyalabiriranga abaana b’oku nguudo, ng’ayambibwako abamu ku baana be yayamba, ali mu nteekateeka...

Tulu 220x290

Mwegendereze siriimu akyaliwo -Minisita...

MINISITA w’obulimi, obulunzi n’obuvubi Vincent Ssempijja ajjukizza abavubuka nti siriimu akyaliwo akyegiriisa n’abasaba...

Pala 220x290

‘Kirungi okuyamba abali mu bwetaavu’...

BANNADDIINI okuva mu kigo kya Blessed Sacrament Kimaanya mu ssaza ly’e Masaka badduukiridde abakadde abatalina...

Batya1 220x290

‘Mufe ku mitima so si nnyambala’...

ABAKRISTU b’e Lukaya mu disitulikiti y’e Kalunguku Lwomukaaga baasuze mu Klezia nga batenderezza Katonda mu Mmisa...

Papa 220x290

Obukadde 600 nakozesaako 70 endala...

Town Clerk w’Eggombolola y’e Gombe, Sulaiman Kassim asobeddwa mu lukiiko RDC w’e Wakiso, Nnaalongo Rose Kirabira...