TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Lwaki abasajja abamu tebaagala mbeerera?

Lwaki abasajja abamu tebaagala mbeerera?

By Musasi wa Bukedde

Added 25th September 2018

LWAKI abasajja abamu tebaagala bakazi oba muwala aliko embuzi?

Newsengalogob 703x422

LWAKI abasajja abamu tebaagala bakazi oba muwala aliko embuzi?
 
Omuwala aliko embuzi ebiseera ebisinga tayagala kwegatta oba atya okwegatta. Kale omusajja ng’ayagala bwagazi kwegatta oba ayagala kukozesa mukyala, tayagala kumumalira budde kubanga ebiseera ebisinga agenda kubimalira mu kumumatiza.
 
Ate ng’oyo ataliiko mbuzi mwangu era okwegatta takulabamu kizibu. Naye ng’omusajja akwagala bulungi ng’oliko embuzi asobola okufuna essanyu kubanga amanya nti y’agenda okukuyigiriza eby’okwegatta.
 
N’ekirala ennaku zino kizibu okusanga omuwala ng’akyaliko embuzi. Era basajja
abasinga kati baakimanyiira bwe kityo. Kale abamu baagala abawala nga bakyaliko embuzi ate abalala tebakyagala.
 
Ate oluusi bw’okulirira ennyo n’oweza emyaka nga 29 ng’okyaliko embuzi, abasajja abamu beebuuza lwaki. Kale abalala ne batandika n’okukutya nti olina ekizibu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pata 220x290

Babakutte balimira mu kibira ky’e...

OMULAMUZI akulira kkooti ento e Masaka, Deogratious Ssejjemba yeesitudde n’agenda e Kasanje mu ggombolola y’e Kyesiiga...

Mate 220x290

Babakutte balimira mu kibira ky’e...

POLIISI y’e Mpigi ngeri wamu n’abakulira ekitongole ky’eby’ebibira mu ggwanga ekya National Forest Authority (NFA)...

Gano 220x290

Omugagga asenze ebintu bya Klezia...

KLEZIA n’abatuuze abalina ebibanja ku kyalo Nkakwa mu ggombolola y’e Ssi - Bukunja mu disitulikiti y’e Buikwe,...

Wanga 220x290

Obwaddereeva buliko emyaka gy’otolina...

OLUVANNYUMA lw’Omulangira Phillip bba wa Kwiini wa Bungereza, Elizabeth okufuna akabenje ng’avuga mmotoka ku myaka...

Baka 220x290

Emmotoka ezikwamidde ku mwalo e...

MMOTOKA za Bannayuganda ezigwa mu ttuluba ly’ezo ezaawerebwa obutaddamu kuyingira mu ggwanga eziri ku mwalo gw’e...