TOP

Twagala abakyala abalungi kaalaala

By Musasi wa Bukedde

Added 9th October 2018

Njagala anannyamba okutumbula ekitone kyange eky’okuyimba nga wa buvunaanyizibwa.

Isma 703x422

Kakooza

Ogamba otya mwanamulenzi?

Ndi bulungi mpozzi ggwe.

Obulamu bugamba ki?

Bwandibadde bulungi naye sirina mubeezi.

Mpozzi ggwe ani?

Nze Isma Kakooza.

Obeera wa?

Mbeera Lubaga.

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 25

Okola mulimu ki?

Ntunda byatika.

Oyagala mukyala afaanana atya?

Njagala anannyamba okutumbula ekitone kyange eky’okuyimba nga wa buvunaanyizibwa. Njagala ali wakati w’emyaka 20 - 40 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0774446344 ne 0704095463. 

Nze Ronald Nyanzi 32, mbeera Naalya, ntunda byamasanyalaze, nninayo omwana omu. Nnoonya omukyala omwetegefu okukola obufumbo, alina empisa, ate nga tulina okwekebeza omusaayi n’okugenda mu bakadde. Njagala ali wakati w’emyaka 18 - 27 ate nga tasussa mwana omu. Kuba 0708176520.

Nze Peter, nnina emyaka 40. Nnoonya omukyala ali wakati w’emyaka 25 - 35. Njagala mweru oba wa katakketakke ng’ali mu bitundu bya Kampala. Sifa ku ggwanga oba ddiini naye bw’oba muyaaye tokuba. Ndi ku ssimu, 0708136910.

Nze Jackson, nnina emyaka 27. Nnoonya mukazi nga mukozi ng’asobola okunnyambako mu bizinensi zange nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Kuba 0753859546 Omunyarwanda totawaana.

Nze Micheal 25, Nnoonya omukazi ow’okuwasa ng’ali mu Greater Masaka. Asiimye kuba, 0706143127.

Nnoonya mukyala atazaala. Nnina emyaka 30, njagala ali wakati w’emyaka 30 - 40. Ayagala kuba, 0775690328.

Nze MH, nnina emyaka 38 nga mbeera Kampala. Nnoonya omusajja ali wakati w’emyaka 40 - 46 nga Mulokole. Kuba 0784777519.

Nnoonya omukyala ng’ali wakati w’emyaka 40 - 48. Njagala ali ku ddagala lya ARVS nga nze ng’akola. Nze nnina emyaka 60. Ebisingawo era anneetaaze nkubira ku 0701934555 twogere.

Nnoonya omukazi ow’okwagala. Asiimye kuba, 0706143127.

Nze Tom. Nnoonya omuwala omulungi ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka 23 - 28. Nze nnina emyaka 38. Tujja kugenda mu musaayi. Ali siriyaasi kuba 0756138515.

Nze Richard, nnina emyaka 35, ndi Muganda. Njagala omukyala atya Katonda ng’alina empisa tugwalane. Omwetegefu nkubira twogere  ebisingawo ku 0757725167.

Nnoonya omukazi nga Musoga naye ng’ategeera omukwano. Njagala ali wakati w’emyaka 18 - 20 nga tazaalangako. Kuba 0700983187/ 0785573165.

Nnina emyala 30, njagala omukyala nga Munyankole, Muganda oba Mutooro nga tasussa myaka 30 ate nga Mulokole. Ali siriyaasi kuba 0755175445.

Nze Jingo, njagala omukyala ng’alina ku ssente tukule omukwano. Kuba 0700520924.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE...

Tukulaze ebiri mu bubaka bwa Kabaka obwa Paasika, bw’avuddeyo ku balina obuyinza abasengula abantu ku ttaka.

Siiba 220x290

Abeekalakaasi e Sudan balaze Gav't...

Abeekalakaasi e Sudan balaze Gav't gye baagala

Langa 220x290

Baganda ba Bashir nabo babakutte...

Bannamagye abaawambye obuyinza e Sudan bakutte baganda ba Omar al-Bashir babiri abagambibwa nti b’abadde akozesa...

Namirembe1omulabiriziluwalirakityongakulembeddeabakrisitaayookutambuzakkubolyamusalabaa 220x290

Tekinologiya aleme kubeerabiza...

Tekinologiya aleme kubeerabiza Katonda - Bp. Kityo Luwalira

Katwe5 220x290

Dokita w’eddwaaliro lya IHK talabikako...

DOKITA mu ddwaaliro lya International Hospital Kampala (IHK) abuze mu ngeri etategeerekeka ekivuddeko akasattiro...