TOP

Engeri gy'okozesa fulaayi entono

By Musasi wa Bukedde

Added 12th October 2018

Abasajja abamu bagamba nti tebawera ekibalemesa okunyumirwa omukwano.

Ssenga1 703x422

Okozesa otya fulaayi entono?

Tofa ku bubi bwa nnyindo kasita eba ng’essa kubanga obusajja bulina enduli, ekitwe n’amagi naye essira liteeke ku mutwe kubanga gwe gusinga obukulu ate kwe kuli akatuli akaleeta amazzi.

Era sayizi y’omusajja tekulemya bufumbo n’okomawo kubanga omubiri gw’omukyala gulina laasitiika era gusobola okukyuka okusinziira ku sayizi y’omusajja we.

Ekibi ye mukazi okugwawo obugwi n’osuulira amagulu n’otuuka n’okutumira ab’ewammwe ng’abakazi abasinga bwe bakola.

Naye sooka weebuuze nti nakyusizza sayizi naye omubiri gwo gukyuse gutya kuba tuba twagala kutuuka ku ntikko.

Mu embeera eno, funza ku magulu ng’otuuse mu kisaawe naddala nga fulaayi ntono.
Ate abasajja bwe muba mumaliriza, munno mugambeko asobole okwetetenkanya mu kaseera ako.

Kubanga ku sayizi zombi twagalako mutwe kubanga gwe gumazisa omukyala, omusajja bw’akateekayo naawe n’okanywerezaayo ojja kutuuka ku ntikko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kig13 220x290

Robert Ssekweyama alangiriddwa...

Robert Ssekweyama alangiriddwa ku butendesi bwa Kiraabu ya Doves

Ras13 220x290

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe...

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe Bebe Cool n'abakungu ba ministry ya Health gye baamaze olunaku lulamba nga...

Sat13 220x290

Pass PLE addamu mu February

Pass PLE addamu mu February

Soz1 220x290

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba...

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba P7 ebyetaaga okukolako

Dit1 220x290

Obugagga bwange buli mu mbizzi...

Obugagga bwange buli mu mbizzi