TOP

Omwagalwa wange mmusanyuse ntya?

By Musasi wa Bukedde

Added 6th December 2018

NKOLE ntya okusanyusa omwagalwa wange mu mukwano?

Ssenga1 703x422

OKUSANYUSA munno mu mukwano okusookera ddala alina okuba ng’akwagala nga ggwe bw’omwagala kubanga okusanyusa omuntu nga takuliiko oba omala budde.

N’ekirala, olina okuyiga munno. Omulembe guno waliyo ebintu bingi bye muwulira ne bye mulaba ne mulowooza nti omukwano bwe gulina okubeera.

Ogwo omukwano gw’olaba gw’abo era naawe oli mu mukwano gugwo.

Kati bw’oyiga ebisanyusa munno, by’olina okukola. Nsuubira nti naye bw’alina okukola okukusanyusa.

Ku kigambo eky’okwegatta, buli muntu alina ebimusanyusa era singa obiyiga, kikuyamba okutambuza omukwano obulungi.

Naye waliyo ebintu buli muntu by’ayagala ng’ali mu mukwano. Buli muntu oba musajja oba mukazi ayagala amwagala omufaako, okumulaga nti amwagala mu bikolwa.

Okusanyusa munno muyige era okole ebimusanyusa naddala nga naye akwagala bulungi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lab2 220x290

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa...

Engeri gy’olina okwewala okuferebwa ku ttaka n’okufi irwa ebyobugagga byo

Hab1 220x290

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu...

Taata n’omwana bafudde lumu;Omu bamuziise mu ntaana ya People power omulala mu ya NRM

Kab1 220x290

Dokita eyabuze akwasizza omusawo...

Dokita eyabuze akwasizza omusawo

Broronnie1 220x290

Bro. `Ronnie Mabakai alagudde bannabyabufuzi:...

OMUSUMBA Ronnie Mabakai owa ETM Church esangibwa ku Salama Road e Makindye ne Holy City e Bwerenga azzeemu okulagula...

Komerera4webuse 220x290

Abaana bazannye okufa kwa Yesu...

Abaana bazannya olugendo lw'okufa kwa Yesu ne beewuunyisa abantu e Masajja