TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Omusajja omutuufu aba na yinci mmeka?

Omusajja omutuufu aba na yinci mmeka?

By Musasi wa Bukedde

Added 7th December 2018

SSENGA, omusajja omutuufu alina kubeera na yinci 7?

41a905e9000005784631376imagea1651498189406340 703x422

SIMANYI ky’otegeeza kubanga mu butuufu buli sayizi ya busajja ntuufu. Teri sayizi etaali ntuufu.

Naye okutwaliza awamu baakola okunoonyereza ng’abasajja abasinga nga tafunye maanyi ga kisajja, obusajja bubeera mu yinci 3.61 oba 9.61.

Ate omusajja bw’afuna amaanyi, abasinga babeera mu 5.16 yinci oba 13.12cm.

Ate mu bugazi obusajja nga tebufunye maanyi bubeera ku yinci 3.66 ne 9.31. Ate bw’afuna amaanyi abasinga baweza yinci 4.59 oba 11.66.

Newankubadde abasinga babeera mu sayizi eno, naye waliyo abasukka sayizi eno.

Abamu babeera wansi waayo. Ekigambo nti kino kituufu oba si kituufu tetulina kukikozesa kuba buli muntu alina sayizi ye.

Tekiriiko nti oba olina sayizi nnene oba ntono naye ekikulu nti sayizi gy’olina ekola omugaso ogwagitonderwa.

Kubanga ssinga abalina amatu amanene be basinga okuwulira.

Ekirala Mukama yatutonda nga tuli banjawulo teri afaanana munne 100 ku 100 olaba n’abalongo balina ebibaawula.

Obusajja obusinga obutono buweza yinci 1.6 oba 4 ate obusinga obunene bwa yinci 10 oba 26 naye bwonna omusajja asobola okuzaala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kazi 220x290

Eyandesa omulimu ansuddewo

NZE Mediatrice Kubwimana 28, nzaalibwa Burundi naye nga mbeera Namugongo Zooni II. Mu 2011, nafuna omulimu gw’obwayaaya...

Civil 220x290

Omukazi atagambwako yali antamizza...

ENNAKU gye ndabidde mu nsonga z’omukwano mpitirivu era nabulako katono okugwenenya.

Funa 220x290

Eyantwala ku yunivasite yanzitattana...

NZE Jennifer Alwoch 26, mbeera ku kyalo, Adyel mu Lira. Bazadde bange bampeererako okutuuka mu S6 naye ssente ezinyongerayo...

Ssenga1 220x290

Lwaki mpulira sirina maanyi ga...

SSENGA mpulira nga sirina bulungi maanyi ga kisajja. Naye bwe neegatta amaanyi ngafuna bulungi naye ndowooza nti...

Ssenga1 220x290

Ensundo ya muganzi wange entiisa...

SSENGA nnina omuwala gwe njagala naye alina ensundo empanvu ku kisambi. Mugamba agende mu ddwaaliro agamba nti...