TOP

Omusajja ampa ku ssente naye ampitiriddeko

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd January 2019

MWANA wange JN ekisookera ddala weebale kumanya nti lasitiika zigenda kukuloopa. Omuntu bw’aba akumanyi bulungi n’asanga ng’oli wa njawulo amanya nti waliyo omuntu omulala gw’okozesa.

Laba1 703x422

Abasajja abanene ekisusse baleeta obuzibu ku bukyala era bakozesa nnyo ssente okusobola okufuna abakyala okwegatta nabo.

Ekigambo ssente kireese obuzibu naye nga mu butuufu teri musajja asobola kumala bizibu byo byonna. Ate naawe osobola okukola n’ofuna ssente.

Ekigambo bwenzi ng’oli mufumbo si kirungi era osobola n’okufi irwa obufumbo. Nze ndaba obufumbo bwe businga ssente.

Ssente ze mufuna mu bwenzi temuzikolamu kirungi. Ssente bakola nkole era naawe osobola okukola ssente newetusaako byoyagala.

Omwami bw’aba asobola okukola obuvunaanyizibwa bwe gumira mu bufumbo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Youcandresslikethisandstilllookcorporatenewwebuse 220x290

Engoye z'oyambala ku woofiisi ng'osobola...

Engeri gy'oyambala Hijaabu n'onyuma ku woofiisi ate n'osobola okusaala

Ensujjuwebuse 220x290

Abasajja muve ku biragalalagala...

Abanoonya amaanyi g'ekisajja mwettanire ebiro n'essunsa musigale nga muli balamu ate nga musaza kimu

Ababaka baweze okusimbira etteeka...

ABABAKA ba Palamenti abava mu Buganda bawadde Katikkiro Charles Peter Mayiga obweyamo nti ba kuyimirira n’abalimi...

Kkooti1 220x290

Ogw’ettemu ly’e Seguku gulindiridde...

OMUSANGO gwa Abdul Mukiibi agambibwa okutta Frank Katumba e Seguku ng’amutebereza okwagala mukazi we, Aisha Mubiru...

Kigandaweb 220x290

Omusumba Kiganda avuddeyo ku bya...

OMUSUMBA David Kiganda owa Christian Focus Centre anenyezza gavumenti okusirika obusirisi netebaako ky’ekola ku...