TOP

Owa bodaboda yanfunyisizza olubuto

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd January 2019

MWANA wange nga walaba. Embeera eno abakyala bangi bagifuna newankubadde basirika.

Nte 703x422

Okuyingira mu nyumba wakola nsobi kubanga owa booda kyamuwa omukisa okukukwata.

Yekwasa kumukwata mu kiwato naye aba bodaboda tubakwata nnyo mu kiwato. Ono yayagala kukozesa.

Engeri owabooda gye yakikola mu bukyamu wandibadde obuulira ku mwami wo oba ku muntu omulala. Mu kiseera ekyo okugenda ku poliisi kyali kyetaagisa.

Mwana wange omwana takwekebwa era abantu bangi naddala abakyala bakweka abaana naye ng’omwana oba omukoze bubi obutakulira mu kika kye.

Singa osirika omwana n’azaalibwa ng’omusajja tamukakasa bulungi n’asaba okumutwala ku musaayi awo ng’obuzibu tebuzze?

Eky’obutaggyamu olubuto oli mutuufu toluggyamu. Nkubira ku ssimu twongere ku nsonga eno kubanga weetaga buyambi. 0772458823.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namaalwa1 220x290

Omukungu agobye ffamire ye mu muka...

OMUKUNGU wa gavumenti agobye ffamire ye mu maka. Kigambibwa nti agawasirizzaamu omukyala omulala.

Magogo1 220x290

Magogo bw'aba yalya enguzi tadda...

MUNNAMATEEKA Fred Muwema agambye nti emyezi ebiri FIFA gye yasibye Moses Magogo ng'akkirizza omusango gw'okutunda...

Haruna11 220x290

Embaga za ba Celeb; Tukuleetedde...

Ddala kituufu omuyimbi Haruna Mubiru awasa balinawo?

Rolex0 220x290

Ab'e Jinja beesunga kivvulu kya...

Omanyi ekivvulu kino kye kimu ku bisinga okukwatayo mu ggwanga wabula 'Abeyidinda' baludde nga beemulugunya lwaki...

2 220x290

Aba KCCA babakuutidde okuba abalambulukufu...

Abakozi b’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuteekerateekera ekibuga Kampala ekya KCCA bakubiriziddwa okubeera abalambulukufu...