TOP

Nagobye omukozi baze n’antabukira

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd January 2019

SARAH nga walaba naye embeera eno abakyala bangi bagifunye ensangi zino. Omusajja ayagala omukozi gwe mukozesa abeera mujoozi.

Mukozi 703x422

Sigaanyi oluusi waliyo abakyala abatatuukiriza buvunaanyizibwa waka abaleetera abasajja okukemebwa.

Waliyo n’abakozi abajja n’ekigendererwa ky’okukwana abasajja n’akola obuntu ne busikiriza omusajja ne yeesanga ng’amukwanye era ekivaamu kwegatta.

Naye bino byonna tebiggyawo nsonga ya bujoozi bwa musajja era amaka ge abeera tagassaamu kitiibwa.

Oyinza okukimutegeeza naye ng’akkakkanye obusungu. Mugambe nti omukozi wamugoba oluvannyuma lw’okumwekengera.

Mubuulire ngeri gye wakimanya naye toyogera bigambo bingi. Nkubira essimu ku nnamba 0772458823 singa kibeera kigaanyi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Drssempangieyasingaanidwamumakagenanyonyolawebuse 220x290

Abaana Abakaramoja basomesebwe...

Ssempangi awabudde gavumenti ku baana b’e Karamoja abasibira ku nguudo n’ategeeza nga bwe batundibwa abazadde okujja...

Chozenbeckyclearwebuse 220x290

Abayimbi beesunga kusanyusa badigize...

Abayimbi ab'amannya bali mu kuwawula maloboozi olw'okwesunga okuyimba mu Kyepukulu ekiwagiddwa Vision Group ne...

Lukiikombalirira7 220x290

Buganda eyisizza embalirira yaayo...

OBWAKABAKA bwa Buganda buyisizza embalirira y’Omwaka 2019/2020 ng’eno ya nsimbi 121,079,490,880/- nga kweyongera...

Samba 220x290

Omusika atunze ebiggya ku 1500/=!...

PULOFEESA Kiwanuka Ssemakula amaziga gaamuyunguse bwe yatuuse ku butaka gy’asibuka ng’amalaalo ga kitaawe gaatundibwa...

Kub2 220x290

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza...

Gavt. esiimye ebitongole ebisikiriza abavubuka okuyingira obulimi n’obulunzi