TOP

Simanyi bwe beegatta

By Musasi wa Bukedde

Added 4th January 2019

SIMANYI bwe beegatta mu nsonga z’ekisenge. Nnina emyaka 15. Babikola batya?

Ssenga1 703x422

NGA okyali mwana muto okubuuza ku nsonga z’omu kisenge?

Ogenda kufumbirwa oba oyagala kumanya ekibeera mu kisenge?. Oba abasajja batandise okukukwana nga weeraliikirira nti tewali ky’omanyi?

Ekirungi ku bigambo eby’okwegatta nti okwegatta kya butonde. Era ndowooza olaba ensolo oba n’ebinyonyi ng’enkoko nti tebyogera naye birina obwongo okumanya okwegatta bwe kubeera.

N’abantu bwe tuli nti teri muntu asobola kulemererwa kwegatta ne munne.

Kubanga okwegatta kya butonde. Gwe ng’omukyala omanya nti obusajja bulina okuyingira mu bukyala.

Ate era mwembi singa mubeera mbeerera era temusobola kulemererwa kwegatta.

N’ekirala okwegatta ng’okyali muwala muto si kwangu kubanga obeera n’ebintu bingi mu bwongo ng’okufuna olubuto oba okufunyisa omuwala olubuto, okufuna siriimu oba endwadde z’obukaba n’okutya okwegatta kuba oli muto.

N’ekirala ku myaka gy’olina olina kuba mu ssomero okugyako nga tosoma kuba toyinza kukwataganya kwegatta na kusoma.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Got2 220x290

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi...

Obadde okimanyi nti butto w’ekisubi akola ku musujja mu bantu, enkoko n’ebisolo ? Soma wano mu mboozi y'omukenkufu...

Lab2 220x290

Bawadde endowooza ku Ssemateeka...

Bawadde endowooza ku Ssemateeka

Kcca1 220x290

Mutebi awawudde abazannyi be

Lwokutaano, KCCA yeetegekera kuddiηηana ne African Stars ey'e Namibia, mu CAF Champions League e Lugogo. Mu gwasooka,...

Aviv 220x290

Aviv akubye ku mattu

Aviv, eyamenyekera mu kutendekebwa mu Amerika omwezi oguwedde wabula kati ali mu mbeera nnungi ng’era empaka za...

Kip2 220x290

Kkooti ewadde Lukwago obukadde...

Kkooti ewadde Lukwago obukadde 600