TOP

Lwaki ndi nnabukalu?

By Musasi wa Bukedde

Added 12th January 2019

Ssenga obufumbo mbumazeemu omwaka naye nnina ekizibu kya kuba nnabukalu. Buli lwe ngezaako eddagala ly’ekinnansi byongera kwonooneka. Nnyamba.

Ssenga1 703x422

Mwana wange abakyala bangi balina ekizibu kino era batambudde nga banoonya eddagala, ssente ne zigendera bwereere.

Okusookera ddala mwana wange buli mukyala alina obusobozi okufuna ag’emugga. Naye ebiseera ebisinga ekireeta embeera eno bwe butabeera na mukwano n’omusajja gw’ogenda okwegatta naye.

Ate singa weegatta n’omusajja nga takwagala oba nga takunoonya bulungi obwagazi bubula.

Ekirala mwana wange kirabika mu bwongo olina ebirowoozo nti oli mukalu era olina kukozesa ddagala okuwona.

Nga bwe ηηambye mwana wange bwongo kati bwe bufuga embeera gy’olimu.

Ate ennaku zino abantu bangi bafera nti bayamba abakazi abalina ekizibu kino naye nga bafere bennyini.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lib2 220x290

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka...

Ab'omukago gwa IPOD bateekateeka kutwala ssabawolereza wa Gavumenti mu kkooti

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte