TOP

Bakwana batya?

By Musasi wa Bukedde

Added 18th January 2019

Ekizibu kye nnina kya nsonyi ate nga ndi muvubuka wa myaka 21. Ntya n’okugamba ku muwala yenna. Ssenga nsaba kunnyamba kuba ndaba kino kye kiseera. Omuwala ayinza okumanya ky’omugamba ne bw’oba toyogedde.

Ssenga1 703x422

Mwana wange abavubuka n’abasajja abakulu abakusinga kigambo kukwana kizibu.

Kale tolowooza nti gwe olina ekizibu kino wekka. Abasajja abasinga batya okukwana kubanga omukyala ayinza okugaana.

Naye ky’olina okumanya nti omuwala ayinza okukugaana oba okukukkiriza. Kati oba olina omuwala gw’oyagala olina kusooka kumufuula mukwano gwo.

Naye ayinza okuba ng’akwagala era mu kaseera katono nnyo ng’omukwano gutandika.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fot2 220x290

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde...

Emizannyo gy'abamusaayi muto gyengedde

Kib2 220x290

Sipiika Kadaga azzeemu okukola...

Sipiika Kadaga azzeemu okukola emirimu gye

Sab2 220x290

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa...

Kabaka Mutebi ayozaayozezza obwa Kabaka bwa Ghana okutuuka ku myaka 20

Got1 220x290

Omusawo bamusse agenze kuziika...

Omusawo bamusse agenze kuziika e Masaka

Gab2 220x290

Ebya dokita gwe basse bikyalanda...

Ebya dokita gwe basse bikyalanda