TOP

Ensundo ziva ku ki?

By Musasi wa Bukedde

Added 7th February 2019

ENSUNDO mu bitundu by’ekyama bulwadde bwa kikaba. Era kitegeeza nti weegatta n’omuntu ng’azirina n’akusiiga.

Ssenga1 703x422

Ate naawe osobola okusiiga omuntu omulala. Era ensundo zino bw’obeera nazo oluusi kiba kyangu okufuna kookolo.

Naye ensundo ziwona. Newankubadde abantu bangi bwe bazifuna balowooza nti babaloga. Era abantu bangi balwa n’ensundo nga tebafunye bujjanjabi era ebivaamu tebibeera birungi.

Ekirala njagala okumanya ani eyakugamba nti olina ensundo ku mumwa gwa nnabaana?.

Kubanga kino okimanya ng’osoose kulaba omusawo omutendeke.

Oluusi abantu abalina ebizimba ku mumwa gwa nnabaana balowooza nti balina ensundo.

Kale olina okwetegereza oba okugenda n’olaba omusawo omutendeke kubanga basobola okuzirongoosa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wano 220x290

Abakyala abagagga temunyooma babbammwe...

Omubaka omukazi owa disitulikiti y’e Ssembabule, Hanifa Kawooya akubirizza abakyala abagagga bakomye okunyooma...

Zina 220x290

Rev. Ssempangi waakuddamu okuggya...

Rev. Dr. Keefa Ssempangi eyalabiriranga abaana b’oku nguudo, ng’ayambibwako abamu ku baana be yayamba, ali mu nteekateeka...

Tulu 220x290

Mwegendereze siriimu akyaliwo -Minisita...

MINISITA w’obulimi, obulunzi n’obuvubi Vincent Ssempijja ajjukizza abavubuka nti siriimu akyaliwo akyegiriisa n’abasaba...

Pala 220x290

‘Kirungi okuyamba abali mu bwetaavu’...

BANNADDIINI okuva mu kigo kya Blessed Sacrament Kimaanya mu ssaza ly’e Masaka badduukiridde abakadde abatalina...

Batya1 220x290

‘Mufe ku mitima so si nnyambala’...

ABAKRISTU b’e Lukaya mu disitulikiti y’e Kalunguku Lwomukaaga baasuze mu Klezia nga batenderezza Katonda mu Mmisa...