TOP

Ebizigo bikendeeza ebbugumu

By Musasi wa Bukedde

Added 11th February 2019

Bagamba nti bwe weesiiga ebizigo omubiri gwonna kimalamu ebbugumu mu mubiri. Ate ebitundu by’ekyama nabyo tebikyusa kabugumu. Kino kituufu?

Ssenga1 703x422

KINO si kituufu. Ebbugumu omuntu yenna ly’alina oba musajja oba mukazi, liba lya butonde era nga lya kigero.

Era bwe liva mu kigero ekyo, omuntu aba afuuse mulwadde wa musujja oba obulwadde obulala.

Ebbugumu erisukkiridde lireetera omubiri okunnyogoga. Ne bw’onaaba amazzi agookya era oddayo ku bbugumu ery’obutonde nga lino abasawo balimanyi nti 38 degrees. Okwesiiga ebizigo tekikyusa bbugumu lya butonde.

Ebbugumu ery’omu bitundu by’ekyama lye limu mu mubiri.

Kubanga ebitundu by’ekyama tebifuna mpewo bulungi kati akabbugumu keeyongera naye ng’ebbugumu ery’omunda terikyuka ku mubiri n’ebitundu by’ekyama.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

United1 220x290

Kiikino ekizembe kw’olabira Dubai...

DUBAI eyongedde okussaawo likodi! Ku kizimbe ekisinga obuwanvu mu nsi yonna, egasseeko ekizimbe ekyakulanga “Fuleemu”...

Langa 220x290

Owange mmuweweeta ku katto k’abakyala...

SHARON Arinitwe w’e Kosovo: Owange mmukwata mu matu n’okuweeweeta ku mutwe gwa mutaka nga bwe mmukomberera okuva...

Bano 220x290

Ebifo ebiterese obuswandi bw’abasajja...

OBADDE okimanyi nti omusajja yenna yeetaaga okukwata mu ngeri ey’enjawulo nga muli mu buliri okusobola okuwangaala...

Segawa1 220x290

Ssegawa gwe yalonda mu bakazi 50...

OMUYIMBI Vincent Ssegawa atabuse n’omukazi gwe yakozesa yintavuyu n’asinga abalala 50 mwe yamulonda.

Abamerika bakubye Trump mu mbuga...

ABAKULEMBEZE b’amasaza g’America 16 bawawaabidde Pulezidenti Donald Trump nga bamulumiriza okwagala okukozesa obubi...