TOP

Ayagala tuddingane

By Musasi wa Bukedde

Added 15th March 2019

Waliwo omusajja twali twagalana n’awasa omukyala omulala ne bazaala n’abaana naye kati yakomawo gyendi nti ayagala kumpasa ayagala kumpangisiza nnyumba naye mpulira ntya lwakuba ate mwagala okukamala. Simanyi kyakukola.

Ssengalogo1 703x422

Waliwo omusajja twali twagalana n’awasa omukyala omulala ne bazaala n’abaana naye kati yakomawo gyendi nti ayagala kumpasa ayagala kumpangisiza nnyumba naye mpulira ntya lwakuba ate mmwagala okukamala. Simanyi kya kukola.

Mwana wange olina okwebuuza ddala ali siriyaasi akwagala oba ayagalam owulire bulungi.Oba alina ky'abaza ng'ayagala kukukozesa.

Kubanga mwana wange sooka weebuuze yali akwagala n'akuleeka kitegeeza nti yasalawo nti omukyala oli y'asinga. Ate era amuzaddemu abaana babiri kyokka takugambye nti amulese wabula ogenda kuuuka namba bbiri.

Siganye oyinza okubba nti ekyokubeera namba biri tokitya olw'omukwano gw'alina naawe,  naye oba ddala asazeewmo ofuuke nnamba bbiri bw'akupangisiza ennyumba tekimala.

Lwaki takyala wamwe era takwanjula kubanga ekyo kiragga nti ddala akwagala ofuuke mukyal awe. Newankubadde omwagala weetegereze oba ddala mukwano. Olina okumwagala kaati kubanga ye yakuleeka.

Ate jukira basajja abaamu bagezi era nga kaybutonde. Abasajja abaamu bw'akwagalako ofuuka mukyalawe. Era tayagala kuwulira nti wafuna omusajja omulala.

Ate oluusi ayagala 'nakwagalirako awo naye nga tasalawo. Olwo n'akumalira obudde nga gwe alowooza nti akwagala naye ng'akukozesa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Rip2 220x290

Lukwago atongozza ebimmotoka ebiyoola...

Lukwago atongozza ebimmotoka ebiyoola kazambi

Mab2 220x290

Male Mabirizi atutte Gavumenti...

Male Mabirizi atutte Gavumenti mu kkooti

Hb1 220x290

Abalabirizi baagala kusisinkana...

Abalabirizi baagala kusisinkana Kabaka

Kib2 220x290

Aketalo nga URA etunda mmotoka...

Aketalo nga URA etunda mmotoka ne pikipiki ku nnyonda.

Lab2 220x290

Bumate United FC etanziddwa emitwalo...

Bumate United FC etanziddwa emitwalo 50 mu Big League