TOP

Omukyala yagaana okunjoleza

By Musasi wa Bukedde

Added 20th March 2019

MUKYALA wange buli kintu awaka akikola ng’omukyala ddala naye yagaana okwoza engoye zange era tagolola. Nafuna omusajja azooza era n’azigolola. Nkoze ntya okulaba ng’atuukiriza obuvunaanyizibwa bwe?.

Ssenga1 703x422

OBUFUMBO kukkaanya era n’okwesonyiwa. Bw’olowooza nti munno alina okukola buli ky’oyagala okusookera ddala naawe olina okwebuuza oba buli kintu munno ky’ayagala okikola.

Abasajja n’abakyala bangi abali mu bufumbo naye ng’oluusi bwe wabasuubira si bwebuli.

Naye kye bakola kwe kugumira ku birungi ebibulimu kuba teri bufumbo buteredde. Wabeerawo ebitabeera bulungi naye tewali malayika. Weesiimye nti kumpi buli kimu akikola ng’omukyala.

Ennaku zino, abasajja bangi balina obuzibu n’abakyala abatamanyi buvunaanyizibwa bwabwe ng’okufumba, okuyonja amaka n’okukola ekintu kyonna awaka.

Ono omukyala bw’aba nga kya ngoye kyokka ky’atakola, kyesonyiwe kasita ebirala abituukiriza. Ate jjukira nti naawe olina by’ototuukiriza.

Oba yagaana okwoza engoye era nga tagolola manya nti kino kyagaana.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Annotation20190718192802 220x290

Okwogera kwa Pulezidenti Museveni...

Okwogera kwa Pulezidenti Musevebni eri eggwanga. Tuli mu maka g'Obwapulezidenti e Nakasero

Massagebeingdonewebuse 220x290

By'olina okutunuulira nga tonnakola...

Nakola masaagi ne ntemwako okugulu era ntambulira mu kagaali - Dr. Karuhanga

Omukubayizingalikobyanyonyolawebuse 220x290

Abawala abazaddeko mubazze mu masomero...

Abawala abazaddeko okudda mu masomero kyakuyigiriza abalala obutakola nsobi n'okubudaabuda abafunye obuzibu bwe...

Teekawo1 220x290

Akakiiko ka bannamateeka kasazizzaamu...

OLUKIIKO olufuzi olwa bannamateeka ba Uganda Law Society olukwasisa empisa lusazizzaamu ekibonerezo ky'emyaka ebiri...

Club 220x290

Vipers bagitutte mu kkooti lwa...

KIRAABU ya Vipers bagitutte mu kkooti lwa kukozesa akabonero kaayo (logo) nga tebasasudde yakakola. Era eyabawawaabidde...