TOP

Twagala abasajja abatya Katonda

By Musasi wa Bukedde

Added 8th April 2019

Abakazi abanoonya ababeezi bakole omukwano.

J3t 703x422

Amannya ggwe ani? Jackline Babirye Obeera wa? Mubende Okola mulimu ki? Ntunda byakulya. Olina abaana bameka? Nnina omu. Emyaka oweza emeka? Ndi wa myaka 26. Oyagala omwami alina bisaanyizo ki? Nneetaaga omwami ali ku ddagala lya ARVS bwetusobola okukwatagana mu mbeera, alina empisa, sifuddeyo ku ggwanga, njagala ali wakati w’emyaka 28 ne 40 nga mwetegefu okukola obufumbo. Kiki kyaba akusuubiramu? Mutegekedde okumulaga omukwano omujjuvu. Bakufunye batya? Bakube 0776625552.

Nze Monica 39, mbeera Buikwe, ndi musomesa omutendeke, nazaalako, neddira Njaza. Nnoonya omwami mukkakkamu, atya katonda, alina omulimu, empisa, ow’emyaka 42- 60. Kuba 0751317281.
 
Nze Sarah Nakirijja 38, neddira Ngonge, mbeera Wobulenzi, nazaalako. Neetaaga omwami alina ku ssente, afaayo, alina empisa nga mwetegefu okugenda mu bakadde n'okwekebeza omusaayi nga wa myaka 40-50.Kuba 0701678022
 
Nze Mariam Nakiyaga 49, mbeera Nabweru, nazaalako, ntunda ngoye. Nnoonya omwami Omusiraamu, omuwanvu, ow’emyaka 50 n’okweyongerayo, amanyi omukwano, asobola okunyongeramu ssente mu mirimu gyange ate nga mwetegefu okukola obufumbo.Kuba 0753164697.
 
Nze Mirembe 36, mbeera Kamwokya, sizaalangako, ndabika bulungi. Nneetaaga omwami ow’obuvunaanyizibwa tukole amaka. Ateekwa okuba ng'alabika bulungi naye ng’ali ku ddagala lya ARVS, ow’emyaka 30- 40 nga mwetegefu okukola obufumbo. sifuddeyo ne bwaba ali bweru wa ggwanga, atya katonda, amanyi omukwano nga mwetegefu okugenda ewaffe.Kuba 0709744190.
 
Nnoonya omwami owokufumbirwa nga mwetegefu okubeera nange. Nnina emyaka 39. Kuba O753356118.
 
nze jamila 30, mbeera mu kampala era nkola. Nnoonya omwami akola, omuntumulamu, atya Katonda, okuva ku myaka 38 n’okudda waggulu, alabika bulungi, ali ewuwe ng’alina siriimu. Kuba 0708295300.
 
Nze scovia  22. nnonya omwami ow’okufumbirwa. kuba 0754508118.
 
Nze Rose, nnina emyaka 26 n’omwana omu. nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. ansiimye kuba 0750729176.
 
nze sarah, nnina emyaka 22. nnoonya omwami ow’okufumbirwa. kuba 0700204933 twogere.
 
Nnoonya omusajja nga wa kyama, alina ku ssente, wa myaka 33-45. Nze ndabika bulungi, nnina emyaka 29, mbeera mu wakiso. kuba 0702384384.
 
Nze Ndagire, ndabika bulungi nnina emyaka 25, nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. ansiimye kuba 0701884526.
 
nze Ritah 25. Nnoonya omusajja alina omukwano, ow’emyaka 35-50. Ansiimye kuba ku 0702220514.
 
Nze Aisha Nakasiita 25. Ndi Mumbejja, mbeera Kyotera. Ndi musawo omutendeke, sizaalangako. Nnoonya omwami atya Katonda, alabika obulungi, ow’empisa, omwetegefu okwekebeza omusaayi n’okugenda ewaffe, alina ku ssente, nga wa myaka 27-45. Kuba 0781390885.
 
Nze Hajara. Ndi muwala mulungi era ntunda sipeeya Nnoonya omusajja twagalane mu kyama.  kuba 0778838085. twogere.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kept 220x290

Looya wa Kiwanuka ayanukudde mukyala...

EMIVUYO gyeyongedde mu ffamire y’omugagga Mohan Kiwanuka akulira balooya be bw’ategeezezza nti, mukama waabwe tabawanga...

Temu 220x290

Taata asse omwana n’amusuula mu...

ABAAGALANA bakwatiddwa nga bateeberezebwa okwekobaana ne batta omwana ow’emyaka ebiri, omulambo ne bagusuula mu...

Kat1 220x290

Amaanyi ga Buganda gali mu bavubuka...

Amaanyi ga Buganda gali mu bavubuka abakuziddwa mu mpisa

Pp 220x290

Sabiiti amalirizza lipooti Pulezidenti...

MAJ. Gen. Sabiiti Muzeyi akulembedde badayirekita ba poliisi ne basisinkana Pulezidenti okumwanjulira pulaani yaabwe...

Tek1 220x290

Akulira ebibiina by'obwegassi e...

Akulira ebibiina by'obwegassi e Kawempe avumiridde eky'okuggulawo ebibiina nga tebimaze kunoonyerezebwako