TOP

Abasajja baagala bimyula

By Musasi wa Bukedde

Added 8th April 2019

Abasajja abanoonya abakazi abookuwasa

Joseph 703x422

Ssebo gyebaleko! Kale mukwano. Bitambula bitya? Byandibadde birungi naye ekiwuubaalo ky'okubeera obw'omu kye kintawaanya. Mpozzi ggwe ani? Joseph Lubega Kyaluzi Obeera wa? Lukwanga mu Busiro. Waakalya Ssekukkulu mmeka? Ziweze 48. Okola mulimu ki? Ntunga ngatto ate ndi muyimbi. Olina abaana bameka? Ssizaalangako. Olina buzibu ki? Ndiko obulemu naye nga buli kimu nkisobola bulungi. Lubega weetaaga omukazi afaanana atya? Nneetaaga mukyala gwe naakolagana naye bwe tunaakwatagana tutuuke ku kkula ly'obufumbo obutukuvu mu klezia, alina empisa, eyasomako ananzaalirayo ku baana kuba nze sirinaayo, nga muyonjo ate ng’asobola okukola emirimu. Bakufunye batya? Ssimu 0787303343.

Nze Masembe 32, ndi muganda. njagala omukyala atya Katonda, alina empisa tuobufumbo omwetegefu. nkubiraako ku 0757725167.
 
nze samuel safari 28. Nnoonya sugammami alina ku ssente nga mwetegefu okumpa obudde n’omukwano. Kuba 0775695122 oba 0708587586.
 
nze Saulo Ssemanda 30. mbeera mityana, nneddira Nnyonyi, mmange wa Ngabi. njagala omukyala ow’emyaka 18-24, omuwanvu, omweru alina eddiini era ng’akkiriza okwekebeza siriimu. Ayagala kuba 0755657367.
 
Nze Ronald K. Mbeera sseguku. ndi musuubuzi wa ngoye era ndi mulunzi wa nkoko. njagala omukyala ategeera bizinensi ate nga mwetegefu akuntwala ewaabwe. ali siriyaasi kuba 0704391807.
 
Nnoonya omukyala alina ku ssente, omusiraamu, anaanteekamu ssente tukole nga wa myaka 25-45. Nze nnina emyaka 30. ali siriyaasi yekka kuba ku 0752925859.
nze alex 23 era ndabika obulungi. nnoonya omukyala alina ku ssente akola kuba nange nkola. sifa ku ggwanga. kuba 0759544637.
 
nze Luke M43. Mbeera Mityana.Noonya Omukazi ow’emyaka 22-32 ow’okuwasa. Njagala eyasoma, omukozi, alina empisa n’eddiini ate nga mwesigwa, owekitema oba omuwanvu. Neddira Nte. Omwetegefu kuba 0704814647. Tokuba mu budde bwa kukola.
 
njagala sugammami ow’emyaka 30-50. Ansiimye kuba 0757888673.
 
Nnoonya sugammami eyeetaaga omukwano. Njagala ow’emyaka 30-50 ng’ ali siriyaasi. nze sserugo. Nnina emyaka 27. eyeetaze kuba 0752608329.
 
nze peter kakande. njagala omuwala omwetegefu okola obufumbo. kuba 0752167625.
 
nze Hassan 27. Nnoonya omukazi tukole obufumbo. Njagala ali siriyaasi, ow’emyaka 18-20 ng’amanyi oluzungu. ndi mukozi wa gavumenti. ayagala kuba 0704979325. olina okuba ne ndagamuntu.
 
nze Dickson 28. mbeera Mbarara. njagala omwagalwa ng’ali ku ARVs oba nga mwetegefu okutandika eddagala. Ateekwa okuba nga muyivu ate nga wa mpisa. asobola kuba 256702 139598 oba 256770 988931.
 
Nze Lwanga 35. ndi muganda. njagala omukyala atya katonda, alina empisa tukwatagane mu nsonga z’omukwano. njagala okuva ku myaka 25 n’okudda waggulu. Kuba 075725167.
 
nze richard ssali. mbeera ntebe. Nnina emyaka 34. njagala omukyaala ow’emyaka 24-28. Siri bubi nneekozesa. Kuba 0755126993.
 
Njagala omukyala tukole naye omukwano ogw’ekyama. ansiimye nkubirako ku 0776030742.
 
Nnoonya omukyala omulungi ng’alina empisa. Neddira hhonge. Nnina emyaka 25. njagala ali wakati  w’emyaka 19-25 nga Mulokole. nze nazimba makindye. ali siriyaasi kuba 0780884070.
 
Nnina emyaka 60. njagala omukyala tukole omukwano ogw’ekyama. Njagala mukulu mu birowoozo nga si mufumbo. kuba 0702003346.
 
Nze Dennis 22. nnoonya omukazi ow’emyaka 35-55, alina ssente, amanyi omukwano nga mweru. Kuba oba weereza obubaka ku 0708139196. atali siriyaasi totawaana.
 
Nnoonya omukyala ayagala omukwano ogw’ekyama. mbeera luweero. nze isima kuba ku 0753023985.
 
Nze Abdulratifu ow’e kawempe. nnina emyaka 23. Njagala wa myaka 18-21, alabika obulungi, omweru, muwanvu omwetegefu okwekebeza omusaayi. kuba 0758720711.
 
nze van, nnoonya omukyala nga munene, mulungi nga wa myaka 19-24. ansiimye kuba 0708203677.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit2 220x290

Omugagga akubye omutemu n’amusuuza...

Omugagga akubye omutemu n’amusuuza emmundu

Sev2 220x290

Museveni atabukidde Katikkiro Mayiga...

Museveni atabukidde Katikkiro Mayiga ku by'emmwaanyi

Det2 220x290

Teddy afulumizza ekiwandiiko ku...

Teddy afulumizza ekiwandiiko ku bya bba Bugingo

Kop2 220x290

Owa bodaboda gwe baakuba ennyondo...

Owa bodaboda gwe baakuba ennyondo alojja

Lap2 220x290

Eyatuga owa bodaboda asonze ku...

Eyatuga owa bodaboda asonze ku munene gw’akolera