TOP

Okukyalira ensiko kutegeeza ki ?

By Musasi wa Bukedde

Added 13th April 2019

Omukyala ssinga takyalira nsiko afuna buzibu ki mu bufumbo?

Ssenga1 703x422

Okukyalira ensiko naddala omwami wo ng’amanyi omugaso gw’okukyalira ensiko kiyamba omukyala okufuna obwagazi amangu ate n’abasajja banyumirwa okukunoonya ng’olina abalongo.

Anti bw’okyalira ensiko n’akakukufa kavaayo. Kale kubanga ku kakukufa we wasibuka obwagazi mu mukyala kiyamba omukyala okusumulukuka obulungi.

Waliyo bantu bangi abalowooza nti bw’otabeera na balongo togenda kuzaala.

Kino si kituufu, jjukira amawanga mangi tebalina balongo naye bazaala.

Naye ng’okukuuma obuwangwa kyandibadde kirungi omukyala ng’ava mu ggwanga erikyalira ensiko n’akyala.

Mpozzi era okwongereza kwekyo oluusi abasajja naddala abavubuka tebamanyi mugaso gwa balongo. Kale gwe ng’omukyala olina okuyigiriza omwami omugaso kubanga abalongo bayamba omukyala n’omwami.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gat2 220x290

King James emezze abanunuzi

King James emezze abanunuzi

Namu 220x290

Tuzudde enfo ya Mugisha eyattaowa...

Bosco Mugisha eyakwatibwa ku katambi ne Young Mulo nga batuga owa bodaboda, abadde n’enfo mu Ndeeba w’abadde asinziira...

Youngmulo 220x290

Akabinja ka Young Mulo kabadde...

AKABINJA ka Young Mulo, mu myezi mukaaga gyokka kabadde kaakatta abantu 11 mu Makindye ne Lubaga wokka!

Siiga 220x290

Boogedde ebifo gye batunda pikipiki...

Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga, Fred Enanga yagambye nti Mulo ne banne baabagambye nti pikipiki ze babadde babba...

Yomba1 220x290

Aba Flying Squad bakutte omulala...

AB’EKITONGOLE kya poliisi ekya Flying Squad Unit bongedde okukwata abagambibwa okutta ababodaboda n’okubabba. Ku...