TOP

Saagala kwegatta ku makya

By Musasi wa Bukedde

Added 13th April 2019

Omwami wange ayagala okwegatta ku makya naye nze saagala. Kati ayomba nkoze ntya?

Ssenga1 703x422

Mwana wange omusajja yenna mu butonde ku makya omubisi ogumufuula omusajja gubeera mungi.

Era ndowooza okimanyi bulungi akaana akalenzi akato ku makya obusajja bwako bukyuka.

Kino tekikoma ku bato bokka n’abasajja abakulu bwe babeera. Ate ffe abakyala tetubeera mu mbeera eyo ku makya.

Tubeera mu mbeera yaakuzuukuka otandike okutegeka ekyenkya era n’okutegeka abaana n’omwami wo agende akole.

Era kizibu okubeera n’obwagazi ku makya kubanga obwongo bubeera ku birala. Kale embeera eno abasajja balina okugitegeera.

Omusajja alina okukunoonya bulungi naawe ofune obwagazi obumala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Plane22 220x290

Essanyu nga Uganda ekwasibwa ennyonyi...

Essanyu nga Uganda ekwasibwa ennyonyi

Ssaavanaluvule1 220x290

Pulomoota eyafeze abadigize abayimbi...

Pulomoota eyafeze abadigize abayimbi ne batalabikako alula!

Img2247 220x290

Eyatutte omwana okumutuuma amannya...

OMUWALA aludde ng'alimba omuvubuka nga bw'alina olubuto lwe aliko omwana gw'amutwalidde wabula ne gamwesiba bwe...

Throw 220x290

Abavubira ku nnyanja Kyoga basatira:...

ABAVUBI ku nnyanja Kyoga basattira olw’amagye okulangirira nti essaawa yonna gayingirawo okufuuza envuba embi....

Malemabiriizi9 220x290

Mabirizi azzeeyo mu kkooti ku bya...

MUNNAMATEEKA Male Mabiriizi azzeeyo ku kkooti Ensukkulumu n’ateekayo omusango ayagala esazeemu ensala y’Abalamuzi...