TOP

Lwaki malamu mangu akagoba ?

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd April 2019

Ndi musajja wa myaka 40. Nnina ekizibu eky’okumala amangu nga ndi n’omwagalwa wange. Nkole ntya?

Ssenga1 703x422

Mwana wange abasajja bangi balina ekizibu kino. Naye ku myaka 40 omusajja yenna asobola okukyewala. Ekireetera abasajja okumala amangu okusookera ddala abasinga tebamanyi mibiri gya bakyala bwe gikola.

Abakyala tebalinga baami balwawo okufuna obwagazi ate n’ekirala olina okubanoonya okusobola okubufuna.

Ekirala mwana wange abasajja abasinga beegatta kutuusa mukolo, bw’okola bw’oti kitegeeza nti olina kumala mangu kubanga weerowoozaako wekka era mu bwongo ofuba kumala ofune essanyu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nwagi 220x290

Amazina n’ennyambala bizaalidde...

Amazina n’ennyambala Winnie Nwagi bye yayolesezza mu ndongo y'abayizi bimuzaalidde akabasa. Yeetondedde abazadde...

Kaputeeniwacranesonyangongaatonerakatikkiroomujoozigweyazannyiddemumuafcon1webuse 220x290

Abalina ebitone mukozese omukisa...

Abazannyi abalina kye mwekoledde muyambe ne bannammwe okwekulaakulanya nga bwe muteeka Uganda ku maapu

Naabagerekangaasomesaabaanamukisakaatewebuse 220x290

Abazade baakusomesebwa engeri y'okuyamba...

Okutendeka omwana mu Kisaakaate ate n'adda eka ng'abazadde tebamanyi ngeri ya kubalambikamu kubeera nga kwoza n'oyanika...

Yawenemunnengabakongolaenkoko1webuse 220x290

Mu kusala enkoko mwe ntandise bizinensi...

Emirimu gye nayitanga egy'abacaafu n'abataasoma mwe nfunye ssente ezinnyambye okutandika bizinensi endala n'okwetuusaako...

Annotation20190722173519 220x290

Banjoman muto wa Bobi Wine alina...

Banjoman muto wa Bobi Wine alina ke yeekoleddewo