TOP

Lwaki malamu mangu akagoba?

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd April 2019

Ndi musajja wa myaka 40. Nnina ekizibu eky’okumala amangu nga ndi n’omwagalwa wange.

Ssenga1 703x422

Nkole ntya? Mwana wange abasajja bangi abalina ekizibu kino. Naye ku myaka 40 omusajja yenna asobola okukyewala.

Ekireetera abasajja okumala amangu okusookera ddala abasinga tebamanyi mibiri gya bakyala bwe gikola.

Abakyala tebalinga baami balwawo okufuna obwagazi ate n’ekirala olina okubanoonya okusobola okufuna obwagazi.

Ekirala mwana wange abasajja abasinga beegatta kutuusa mukolo, bw’okola bw’oti kitegeeza nti olina kumala mangu kubanga weerowoozaako wekka era mu bwongo ofuba kumala ofune essanyu.

Ekirala teweegatta ng’oli mukoowu oba ng’ebirowoozo tebiri ku kwegatta.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oo112 220x290

Gav't eyisizza ekiteeso ky'okukuza...

OLUKIIKO lwa baminisita luyisizza ekiteeso ky’okukuza ebibuga mwenda mu ggwanga okuva ku ddaala lya munisipaali...

Vanilla1 220x290

Gav't etadde amateeka amakakali...

GAVUMENTI ereese amateeka amapya ku kulima n’okutunda Vanilla agagenda okuyamba okukuuma omutindo gw’ekirime kino...

1280pxparliamentofuganda 220x290

Palamenti etadde gav't ku nninga...

AKAKIIKO ka palamenti akalondoola ebisuubizo bya gavumenti katadde gavumenti ku nninga olw’okulemererwa okutuukiriza...

Capture 220x290

Omukazi alina ettutumu ng’oli wa...

Nneetaaga mukyala ow’obuvunaanyizibwa, alina ettutumu, ow’ebbeeyi omusawo, omubaka wa palamenti, looya n'abalala....

Unity 220x290

Njagala eyeetegese okuwasa

Nneetaaga omwami okuva ku myaka 40 n’okweyongerayo, atya Katonda, alina empisa nga mwetegefu okukola obufumbo n'okwekebeza...